Ian Pro pon the beats
Spice Diana
Bano batemu butemu
Tebawuliriza tuli ku kizibu
Aaah anti kale
(Anti kale)
N’ekyo kiggwa kale
(Kiggwa kale)
Kantu katono kakutemya embale
Nkibuuse kale
(Anti kale)
Aaah anti kale
(Anti kale)
N’ekyo kiggwa kale
(Kiggwa kale)
Kantu katono kakutemya embale
Nkibuuse kale
(Anti kale)
Bano mbabuuse gyoliva ne gy’oligenda beebamu
Ebirooto byabwe n’ebikolwa by’ebimu
Tebawena ah
Nga balumya ho!
Batugumya mitima basibisa byayi
Mbu batufaako kumbe basiba kawaani
Bakola by’amajaani basaba sukaali
Mbu beeyita b’askari (Burn)
Tebalina kisa batunyiga ng’ennyaanya
Ne gw’osinga agamba kimu apaana
Okay kale
Batulaba ku ttivvi beebuzaabuza (Batumanyi)
N’ennyimba zaffe bazeeweereza (Bazirina)
Just kifiiriza
Bantu ba nzikiza
Omuntu omuntu
Mbasaba muyigeko bwe bayisa omuntu
Naye muntu munno
Gw’otulugunya naye munnayuganda
Buli omu kyali deserves some respect
Twewe ebitiibwa in all aspects
Oli ku mulimu ndi ku mulimu
Ffenna eggwanga litwetaaga
Ah aah
Bano basabuzi balimba
Baagala kulaba nga tusemba
Batunyigira mu bufunda oh
Batugumya mitima basibisa byayi
Mbu batufaako kumbe basiba kawaani
Bakola by’amajaani basaba sukaali
Mbu beeyita b’askari (Burn)
Batulaba ku ttivvi beebuzaabuza (Batumanyi)
N’ennyimba zaffe bazeeweereza (Bazirina)
Just kifiiriza
Bantu ba nzikiza
Buli omu kyali deserves some respect
Twewe ebitiibwa in all aspects
Oli ku mulimu ndi ku mulimu
Ffenna eggwanga litwetaaga (Burn)
Read Kyuma Lyrics by Spice Diana ft. Radio & Weasel
Share Spice Diana – Anti Kale Lyrics
Hottest lyrics right now!!
- Ebiseera Ebyo Lyrics – King Saha
- Maama Lyrics – Judith Babirye
- I do lyrics by Jose Chameleone
- Elijah Kitaka – Ndi Wuwo Lyrics
- Labisa Lyrics – Bobi wine, Nubian Li, Feffe Bussi, Zex BilangiLangi, & Sizza Man
📣 Do you find Musiclyfer useful? Follow us on Facebook(@musiclyfer) and stay updated.