By using this site, you agree to the Privacy Policy and Terms of Use.
Accept
Musiclyfer
Aa
  • Music
  • Lyrics
  • News
  • Biography
  • Trash
  • Upload
Reading: Jamal – Onosonyiwa Lyrics
Share
Aa
Musiclyfer
  • Music
  • Lyrics
  • News
  • Biography
  • Trash
  • Upload
Follow US
© 2023 Musiclyfer. All Rights Reserved.
Lyrics

Jamal – Onosonyiwa Lyrics

By lyfer Published November 8, 2021
Share

Chorus
Amazima ononsonyiwa, abasoka bebanyonona
Nalina omukwano ogutagambika…
Naye nga buli anjagalako andek’awo
Nange nenkyusamu…
Kati eby’omukwano ngenda mpola
Amazima ononsonyiwa (nze nsonyiwa)
Abasoka bebanyonona…
Nalina omukwano ogutagambika
Naye nga buli anjagalako andek’awo
Nange nekyusamu (nenkyusamu)
Kati eby’omukwano ngenda mpola

Verse 1
Wali obaddeko awo?
Noyagala omuntu, obulamu bwo bwona
Naye nga ate alina yo gwe’yegwaniza
Nkubuzza wali obaddeko awo?
Nebakukyawa awatali nsonga
Nogezako okwegumya, naye nga amaziga gatonya
Emikwano negyituka n’okukugamba
Nti osanga walogebwa, osaana olabe omusawo
Akujanjjabe munsonga eyo
Gwe gwekyali kituseko ononjulila
Oh, naye nze… naye nze…

(Chorus)
Amazima ononsonyiwa, abasoka bebanyonona
Nalina omukwano ogutagambika…
Naye nga buli anjagalako andek’awo
Nange nenkyusamu…
Kati eby’omukwano ngenda mpola
Amazima ononsonyiwa (nze nsonyiwa)
Abasoka bebanyonona…
Nalina omukwano ogutagambika
Naye nga buli anjagalako andek’awo
Nange nekyusamu (nenkyusamu)
Kati eby’omukwano ngenda mpola

Verse 2
Nebakukyawa ogusoka (nosirika)
Nebakukyawa n’ogwokubiri (nosirika)
Nebakucawa n’ogwokusatu (nosirika… eh eh eh)
Anti nze sikyabawula (sikyabawula!)
Omutufu n’omukyamu enkwana yemu(yemu!)
Alinze linze ko yandisinga…
Tewewunya eyaliko mu mapenzi
Natandika bilabba bulabi oooh…
Tonyigila nsonyiwa, tonyigila bambi ndeka
Oh oooh eh eh eh…

(Chorus) X2
Amazima ononsonyiwa, abasoka bebanyonona
Nalina omukwano ogutagambika…
Naye nga buli anjagalako andek’awo
Nange nenkyusamu…
Kati eby’omukwano ngenda mpola
Amazima ononsonyiwa (nze nsonyiwa)
Abasoka bebanyonona…
Nalina omukwano ogutagambika
Naye nga buli anjagalako andek’awo
Nange nekyusamu (nenkyusamu)
Kati eby’omukwano ngenda mpola

Mukwano nsonyiwa, bambi tonyiga…
Oh oh oooh…

Read Mwagale Lyrics by Daddy Andre ft. Jamal

📣 Do you find Musiclyfer useful? Follow us on Facebook(@musiclyfer) and stay updated.

TAGGED: Jamal Lyrics
Share this Article
Facebook Twitter Email Print
Previous Article Chris Evans – Webale
Next Article Omusomesa Lyrics by Jamal
Leave a comment

Leave a Reply Cancel reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Trending

Zulitums - Bulamu
Zulitums – Bulamu
Music
Nalongo - David Lutalo (Mp3 Download)
Nalongo – David Lutalo
Music
Nalumansi by Bobi Wine
Nalumansi by Bobi Wine
Music
Rayvanny – One Day Yes
Rayvanny – One Day Yes
Music
Nandibadde Bwomu - Irene Namatovu & Geoffrey Lutaaya
Nandibadde Bwomu – Irene Namatovu & Geoffrey Lutaaya
Music
Bikula by Cosign Yenze
Bikula by Cosign Yenze
Music

Top Lyrics

Chozen Blood – Saamuwaako Lyrics
Chozen Blood – Saamuwaako Lyrics
Lyrics
Nalumansi Lyrics by Bobi Wine 2023
Nalumansi Lyrics by Bobi Wine 2023
Lyrics
Vako - Alien skin ft Yung Mulo
Vako Lyrics – Alien Skin ft. Yung Mulo
Lyrics
Did I die - Hatim and Dokey
Did I Die Remix Lyrics – Hatim & Dokey ft. Sheebah, Feffe Bussi, Vampino & D’mario
Lyrics
Kalifah AgaNaga
Ekitangaza Lyrics by Kalifah AgaNaga
Lyrics

You Might Also Like

Chozen Blood – Saamuwaako Lyrics
Lyrics

Chozen Blood – Saamuwaako Lyrics

March 27, 2023
Nalumansi Lyrics by Bobi Wine 2023
Lyrics

Nalumansi Lyrics by Bobi Wine 2023

March 23, 2023
Vako - Alien skin ft Yung Mulo
Lyrics

Vako Lyrics – Alien Skin ft. Yung Mulo

March 21, 2023
Did I die - Hatim and Dokey
Lyrics

Did I Die Remix Lyrics – Hatim & Dokey ft. Sheebah, Feffe Bussi, Vampino & D’mario

March 21, 2023
Musiclyfer
Follow US

© 2023 Musiclyfer. All Rights Reserved.

  • Cookies Policy
  • Privacy Policy
  • Terms and Conditions
  • Tip Us
Welcome Back!

Sign in to your account

Lost your password?