Irene NamubiruIrene Namubiru

(Verse 1)
Mba n’essanyu mbwemba nawe, mba ne mirembe
Nebinuma bwoba wendi, bibera bigwawo
Olimu edagala lyange, gwe bulamu bwange
Lwoli nkywa… siliwona
Aahh essanyu lyenali nonya lyona
Aahh naliffuna amazima

Chorus
Kati nkutekewa effitina enyingi gyebatalaba
Oba nkuweki baby nkuweki nkuweki munage
Kano akayimbako mukwano kako kava eno kumeme
Nkwagala okusinga ensi kwendi honey kimanye

(Verse 2)
Kirinuma bwolideyo notijja nabalala
Noleka nze gwewalya omutima buli kamu akange nekuwa
Emikwano nenjikyawa buli eya kwogerako ebikyamu nemuta
Wakiri omulala nataba gwe gwena sima nti nakusima

Chorus
Kati nkutekewa effitina enyingi gyebatalaba
Oba nkuweki baby nkuweki nkuweki munage
Kano akayimbako mukwano kako kava eno kumeme
Nkwagala okusinga ensi kwendi honey kimanye

(Verse 3)
Sikwagala lwakuba sente, sirikwebyo
Siring’abo nze omutima kikunonya love
Ezo sente, bwetuba tuffunye kirungi netwe sanyusa (sente)
Bweziba zibuze.. nga tuguma nga tubawo

Chorus
Kati nkutekewa effitina enyingi gyebatalaba
Oba nkuweki baby nkuweki nkuweki munage
Kano akayimbako mukwano kako kava eno kumeme
Nkwagala okusinga ensi kwendi honey kimanye

(Verse 4)
Ngumya ngumya nti omutima gwo era tegulikyuka
Njagala nga nze mbwe nkwagala okukir’abalala
Ngumya ngumya nsuta
Njagala, matira nkimanye

Chorus
Kati nkutekewa effitina enyingi gyebatalaba
Oba nkuweki baby nkuweki nkuweki munage
Kano akayimbako mukwano kako kava eno kumeme
Nkwagala okusinga ensi kwendi honey kimanye

Submit lyrics

📣 Do you find Musiclyfer useful? Follow us on Facebook(@musiclyfer) and stay updated.