Oyitangayo Lyrics – Kalifah AganagaOyitangayo Lyrics – Kalifah Aganaga

Intro
Party we ah party…
Nash Wonder (go baby, go, go, go baby yeah)
Party we are party…
Dem call me Kalifah (go baby, go, go, go baby yeah)
Party we are party… (go baby, go, go, go baby yeah)
Go baby, go, go, go baby yeah

Chorus
Obulamu bunyuma kudigida,
Ssi kwebaka, kukyakala anti ne bwozitereka teziwera
Buli bwotuwulira tugumenyeka, tugudigida
Chic n’ebyokulya n’ebyokunywa netutumya
Kale gwe ojja nga n’ozina… oyitangayo!
Anti ndongo n’ozina… sometimes oyitangayo

Verse 1
Nakedde ku makya ndi kwambala kasuuti
Nenteekamu akasati, nenfulumira mu kakooti
Bino bigenda eli parliament, governmenti, naye si bya bufuzi
Nti ewaffe tepowa, banange tukola, tukazana, tukikikana naye teziwera
Anti olw’egulo bwebuziba, ah ah, awo obusimu nga tukuba
Nga mbuuza ba buddy wa bwekiriba, eh eh!
Anti mu kidongo, style z’abadongo
Ebintu by’abadongo, tugenda mukidongo, eh eh!

(Chorus)
Obulamu bunyuma kudigida,
Ssi kwebaka, kukyakala anti ne bwozitereka teziwera
Buli bwotuwulira tugumenyeka, tugudigida
Chic n’ebyokulya n’ebyokunywa netutumya
Kale gwe ojja nga n’ozina… oyitangayo!
Anti ndongo n’ozina… sometimes oyitangayo

Verse 2
Tuba mu kikiri nga tusize zi pocket
Mu kikiri red carpet, buli naku ebeera weekend
Muntu ku muntu nga kikute akati nga twetala, tukirako bikeneme ku sukaali
Mu alaali, bino bya alaali… gwe nolaba empako
Netulya mu ndago, banyenya wato
Nze, mbeera eyo mudongo, abaana besala ebintu babyesaza kalyonzo
Bateekamu engatto za kakondo, bazina amazina buli kakodyo, buli musono

(Chorus)
Obulamu bunyuma kudigida,
Ssi kwebaka, kukyakala anti ne bwozitereka teziwera
Buli bwotuwulira tugumenyeka, tugudigida
Chic n’ebyokulya n’ebyokunywa netutumya
Kale gwe ojja nga n’ozina… oyitangayo!
Anti ndongo n’ozina… sometimes oyitangayo

Verse 3
Da da da dance, da da da da da da da da dance
Dem call me Kalifah, Monster, Nash Wonder
Party we ah party, party on a Saturday, kangulye ngunywe
Abanywa, mutumye ne kumwenge…
Agali binjole, agali binjole, mama agali binjole
(Go baby, go, go, go baby yeah)
Labayo ng’azina, labayo bwazina, zina, eh eh! labayo ng’azina
(Go baby, go, go, go baby yeah)
Agali binjole, agali binjole, style z’abadongo, ebintu by’abadongo
(Go baby, go, go, go baby yeah)
Bankubira nga endongo, munsange mu kidongo, tusange mu kidongo

(Chorus) X2
Obulamu bunyuma kudigida,
Ssi kwebaka, kukyakala anti ne bwozitereka teziwera
Buli bwotuwulira tugumenyeka, tugudigida
Chic n’ebyokulya n’ebyokunywa netutumya
Kale gwe ojja nga n’ozina… oyitangayo!
Anti ndongo n’ozina… sometimes oyitangayo

Outro
Ngenda mu kidongo, style z’abadongo, obugoye bw’abadongo
(Go baby, go, go, go baby yeah)
Abaana b’abadongo, nze ndi wa kidongo, mwaana wa kidongo, eh eh!
(Go baby, go, go, go baby yeah)
Wadde landlord abanja, wadde kawunyemu gyali
(Go baby, go, go, go baby yeah)
Kigaana mu kimala naye gumya, oyitangayo!

Submit Lyrics

📣 Do you find Musiclyfer useful? Follow us on Facebook(@musiclyfer) and stay updated.