Zafaran - Jeguli
Jeguli Lyrics by Zafaran

Abaana ba city nali nabataa
Bwotegendereza bakutila awo
Tebalina nsonyi iyi natya
Bano batulugunya ne falao
Omukwano bwebasusa bakuwa bikutaa
Bo nebasigala eyo mu pilao
Onfaze nti for worse or for better
Ondaze nti love yafe enunji yakubaawo
Siri kugoba nti wendi vaawo
Guno omukwano gwali gwa kubaawo
Siri kugamba nti awanyi waawo
Onzibude maaso

Omukwano jeguli
Wowe maama jeguli
Nze nkakasiza era ndabyeko maama jeeguli
Mwana watu jeguli
Ondaze nti jeguli
Nze nkakasiza era ndabyeko maama jeeguli ehiii

Aga nyabo jeguli…
Bulijo byendaba ku tv jyebili…
Nze nawulila ntya wotoli?
Tobanga love jolina wajija mu bayibuli laba
Love ya yange ayali yabila (drown)
Nga nekisawo kyobusungu kyali kyajula
Naye omukwano nogukwekula
Bwewaja bwooto omukwaano noguvumbula

I don’t know how, how I felt before
Maybe good but not wonderful
I know we not gonna fall
I know you know we know we not gonna fall
Yah you got, yah u got it all
Yah you got it beibe yah you got it all

Submit lyrics

📣 Do you find Musiclyfer useful? Follow us on Facebook(@musiclyfer) and stay updated.