Muzibe Wa Love Lyrics Kataleya KandleMuzibe Wa Love Lyrics Kataleya Kandle

Theron, Music (Nessim Pan Production)

Hmm mpurila ng’onsika
Onzija ewa maama ompaga
Sinetongola njozeza nenerabira okwanula
Bw’oseka, hmm
Bw’onyumya no no
Bw’oleka, gano masavu nyo ddala
Hmm nze nali nesubiza
Obutada mu’mukwano, laba
Kati sikyawurila, omutima gwange eh

Kati ndi muzibe wa love
Omuzibe wa love
Yagude mu’mukwano, nav’ewabwe
Ndi muzibe wa love
Omuzibe wa love
Yagude mu’mukwano, nav’ewabwe

Ndi mujawa asing’ono
Ndi mujawa aling’ono
Aga katonda mugulu guno si mukyezo
Ndi mujawa aling’ono
Kati katutandike
Bweguba mupira gwabike
Landlord katusenguke
Simuta kenalozeza ku’mukwano
Gw’ansanira (ooh)
Byonna, ebibyo tebisangika

Kati ndi muzibe wa love
Omuzibe wa love
Yagude mu’mukwano, nav’ewabwe
Ndi muzibe wa love
Omuzibe wa love
Yagude mu’mukwano, nav’ewabwe

Hmm mpurila ng’onsika
Onzija ewa maama ompaga
Sinetongola njozeza nenerabira okwanula
Bw’oseka, hmm
Bw’onyumya no no
Bw’oleka, gano masavu nyo ddala
Hmm nze nali nesubiza
Obutada mu’mukwano, laba
Kati sikyawurila, omutima gwange eh

Kati ndi muzibe wa love
Omuzibe wa love
Yagude mu’mukwano, nav’ewabwe
Ndi muzibe wa love
Omuzibe wa love
Yagude mu’mukwano, nav’ewabwe

Kati ndi muzibe wa love
Omuzibe wa love
Yagude mu’mukwano, nav’ewabwe
Ndi muzibe wa love
Omuzibe wa love
Yagude mu’mukwano nav’awabwe
Kati ndi muzibe wa love
Omuzibe wa love
Yagude mu’mukwano, nav’ewabwe

Read Tonnafuya Lyrics by Kataleya and Kandle

📣 Do you find Musiclyfer useful? Follow us on Facebook(@musiclyfer) and stay updated.