By using this site, you agree to the Privacy Policy and Terms of Use.
Accept
Musiclyfer
Aa
  • Music
  • Lyrics
  • News
  • Biography
  • Trash
  • Upload
Reading: Zaabu Lyrics by Juliana Kanyomozi
Share
Aa
Musiclyfer
  • Music
  • Lyrics
  • News
  • Biography
  • Trash
  • Upload
Follow US
© 2023 Musiclyfer. All Rights Reserved.
Lyrics

Zaabu Lyrics by Juliana Kanyomozi

By lyfer Published June 28, 2022
Share
Omukwano Ogwedda Juliana Kanyomoozi
Omukwano Ogwedda Juliana Kanyomoozi

Juliana Kanyomozi – Zaabu Lyrics

Katonda bw’akuwa omuntu
Gw’osiimye kiba ng’ekirooto
N’omutunuulira nga yenna
Omwewulira era akusanyusa
Nze mazima nali nterebuka
Ng’anti oluddewo okutuuka
Ng’anoonya eyo laavu eri natural
Gye mpulira mu buyimba
Omuntu gwe sirina kyentoma
Okugaya oba okukyusa
N’obukooweekoowe bubwo ku maaso
Era nabwo bulungi
Yadde ebigambo mu nsi bingi
Bimpeddeko mukwano
Nkugambe ki kyotalaba ku laavu
Enzijudde mu maaso

Bannange temunkwatira ku zaabu
Temundeetera ttaabu
Mweyitira nze kibubu
Bubu zaabu
Temunkwatira ku zaabu
Temundeetera ttaabu
Mweyitira nze kibubu
Bubu zaabu

Nkusuubiza nnyo okukkakkana mwami
Nze mbeere omukyala
Anaakuwa ekitiibwa ekisaana omulenzi ow’ekitiibwa
Couple yaffe ebakuba nnyo
Tumazeeyo omukwano
Abo tobafaako bambi aboogezi babaawo tebabula
Ng’akayimba akaweweeza
Akasirisa abaana
Njagala nkubeerere ntyo
Nga sikunyiiza bambi
Oli kintu eky’omuwendo
Abakyegomba bangi
Nsaba nkuteekeko akalambe
Bonna bakimanye oli wange

Zaabu wange omutima gwe gwakulonda
Era nkwetaaga
Muli nkwesunga
Sembera kumpi nze nkwewe nzenna
Bwemba kumpi naawe
Mba ntuuse eka

📣 Do you find Musiclyfer useful? Follow us on Facebook(@musiclyfer) and stay updated.

TAGGED: Juliana Kanyomozi Lyrics
Share this Article
Facebook Twitter Email Print
Previous Article Omukwano Ogwedda Juliana Kanyomoozi Omukwano Ogw’edda Lyrics by Juliana Kanyomozi
Next Article Juliana Kanyomozi Wa Kajanja Lyrics by Juliana Kanyomozi
Leave a comment

Leave a Reply Cancel reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Trending

Zulitums - Bulamu
Zulitums – Bulamu
Music
Nalongo - David Lutalo (Mp3 Download)
Nalongo – David Lutalo
Music
Nalumansi by Bobi Wine
Nalumansi by Bobi Wine
Music
Rayvanny – One Day Yes
Rayvanny – One Day Yes
Music
Nandibadde Bwomu - Irene Namatovu & Geoffrey Lutaaya
Nandibadde Bwomu – Irene Namatovu & Geoffrey Lutaaya
Music
Bikula by Cosign Yenze
Bikula by Cosign Yenze
Music

Top Lyrics

Nalumansi Lyrics by Bobi Wine 2023
Nalumansi Lyrics by Bobi Wine 2023
Lyrics
Vako - Alien skin ft Yung Mulo
Vako Lyrics – Alien Skin ft. Yung Mulo
Lyrics
Did I die - Hatim and Dokey
Did I Die Remix Lyrics – Hatim & Dokey ft. Sheebah, Feffe Bussi, Vampino & D’mario
Lyrics
Kalifah AgaNaga
Ekitangaza Lyrics by Kalifah AgaNaga
Lyrics
Ndugga Bamweyana – Ani Mutuufu Lyrics
Ndugga Bamweyana – Ani Mutuufu Lyrics
Lyrics

You Might Also Like

Nalumansi Lyrics by Bobi Wine 2023
Lyrics

Nalumansi Lyrics by Bobi Wine 2023

March 23, 2023
Vako - Alien skin ft Yung Mulo
Lyrics

Vako Lyrics – Alien Skin ft. Yung Mulo

March 21, 2023
Did I die - Hatim and Dokey
Lyrics

Did I Die Remix Lyrics – Hatim & Dokey ft. Sheebah, Feffe Bussi, Vampino & D’mario

March 21, 2023
Kalifah AgaNaga
Lyrics

Ekitangaza Lyrics by Kalifah AgaNaga

March 20, 2023
Musiclyfer
Follow US

© 2023 Musiclyfer. All Rights Reserved.

  • Cookies Policy
  • Privacy Policy
  • Terms and Conditions
  • Tip Us
Welcome Back!

Sign in to your account

Lost your password?