• Write For Us
  • Cookies Policy
  • Privacy Policy
  • Terms and Conditions
  • Advertise with Us
  • Tips
Thursday, June 30, 2022
  • Login
Musiclyfer
  • Music
  • Lyrics
  • Videos
  • Blog
  • Tech
No Result
View All Result
No Result
View All Result
  • Music
  • Lyrics
  • Videos
  • Blog
  • Tech
Musiclyfer
No Result
View All Result

Yours Sincerely Lyrics by GNL Zamba

lyfer by lyfer
10 months ago
in Lyrics
Reading Time: 4 mins read
0

Okay
Yeah
Work, work guno omwoto gwaka

Eno ssi come back
For number one album
Twongera bwongezi ku work
Tujjuzaamu black
Tubalaga ntino tubasinga rank
Balumbisa butida tujja na ttanka
Mbojja nga mbalabaasa
Mbalagala nga kaasa
The legendary author
King T’Challa mu Black Panther
Yenze question nze answer
Emperor Mansa Musa
Mutabani wa Mufasa
Mudini omufuusa
Rapper, actor, philosopher ng’ate professor
Plato, Socrates, Voltaire, Aristotle mu total
Bwe njogera nga Confucius bagamba ye sir
Lwe nasomesa flow nkizudde nti waliyo abaayosa
Nze tebampona nga cancer
Tebansimattuka nga Kunsa

And Also

Afrique & Rebo Chapo – Amarangamutima

Vivian Tendo – Metta Love Lyrics

Ndi bulamu ku buli mukutu
Nga butulututtu ku ffene
Mwana wattu check one two
When am back to
Part two nkomyewo nkuwe
Bye nakusuubiza mu lwatu
Baboon Forest military
Totugeraageranya ku ba scout
Nkyali young and restless in this life mwattu
Misana oba ttuntu
Gwe ow’emputtu
Kibooko asatu mu ssatu
Mu mpulukutu
Nze siteesa nga Katuntu
Mbakasuka mu boot
Nze atasiimuuka nga tattoo
Mbateerako silencer n‘eryoka ebakuba
(phew phew)
Wulira Paapa Ssabakristu agaba amasakramentu

Uganda gye nnyimusa
Kubanga y’eyampa ebyangimusa
Mu Hollywood mbagamba Denzel
Tasinga Doctor Bbosa
Ossa wulira rhyme ey’ekiriisa n’akaloosa
Gwe okyuma ng’eb***a lya bouncer
Ng’ekyangwe ayosa
Don’t worry be happy nga Barbie
Sisolooza busuulu na inventing-a amasappe
Nze nakola master formula ne ndyoka nkuwa okoppe
Kati mpulira weeyita General nga nze agaba kyepe
Nayogeranga vernacular n’olyoka odduka oloope
N’okomawo ne Headmaster mwembi ne mbakuba nga bwe njogera olukyope
Bwe ntuula ku beat bampita nannyinimu Bba ffe
Hip hop tayayuuya nga Zamba y’agaba buffet
Erinnya lyange mu calligraphy Eno Uganda Yaffe
Bwebeera life sentence
Tuli mu bbanga nga apostrophe

Tutandikire we twakoma
Tubakanuze amaaso nga trachoma
Weetegereze eyo teyali full stop, yali coma
Zamba takoma takoma takoma
Takoma takoma takoma
Bwe nsuula hard shit ng’owenkaka aludde okufuluma
Nze shark mu aquarium
Weapon grade ya uranium
Yenze vibranium
Spartacus mu Colosseum
Mbabobbesa cranium
Bayoya aspirin na valium
Bawoza batunda platinum
Bukebe bwa Blue Band aluminium
Nze ndi heavy metal engatto yange tebagigyamu
Master mu ring mbakuba nga nkozesa omukono gumu
Kyangu nnyo buli muntu asobola okuwandika rhyme
Ne baby owa nursery asobola okugamba one plus one
Naye okusanga awandiika poem zino empoomu
Mu million ana mu emu
Osobola kusangamu omu

GNL zamba brand Zambaland bad, hard
Nzitowa ng‘enjovu ttaano muwewuka nga Judith Heard
Blood lemera mu kkubo ngya kkutomeza guard
Ngya kumementula ng‘ekiyenje wansi wa Timberland
Kikube blow mu nnyindo okiyuze akalindaminyira
Kikube engolo ku lulimi bw‘okisanga nga kikumanyiira
Useless ng‘ennyukuta A ne Y mu kigambo okay
Nze nakubanga ba guy tteke ku break
Okufuna ebindaazi nvubiike
Kati bwe nkwata ku mmwe ba soft boy ha! Kazaabike

Back on top ng’emberenge ku solyu
Nze ndi mpologoma olowooza ntya emiyaayu?
I’m only here to aspire and inspire you
Ky’ekiseera okwawula empungu ku ŋŋaaŋa
Ky’ekiseera okwawula embaata mu ŋŋaali
Hip hop n’ekidandali
Ojja kweŋaaka
Kano akazanyo kajja kuggwa nga kabakubye ssatu aah aah aah
Abanafu mpulira nabo bali eyo, nga beesudiya
Mbu nze nange nthobola okuteeka ezzike mu kandooya
Bayoya obagoyaagoya nga bogoya
Kuba nze ndi Gorilla Silverback lubakyoya
Balowooza naakalaba embaga, ze bagabula soya
Ebintu bye bakolera practice for one full year go and compare
Zambaland ate mwana wattu nze mbikola bwe njayuuya
Am here to promote love naye tonkwata mu kirevu
Teri ky’onsinga okuggyako obuddugavu, obwavu n’obutumbaavu

Nze okukulaba netaaga kukozesa microscope
Naye ate gwe okundaba wetaaga okukozesa telescope
hib ni hip the hip you don’t stop
let there be luga flow yenze katonda wa Hip hop
GNL Zamba Kawempe Ntinda Representer
Muzzukulu wa Nsimbi tulye lupiiya zitta
Mbadde mu Hollywood nga njiiya za Lupita
Ne ndyoka mpulira empewo z’eka mwana nga zimpita
Mbadde North of the wall nga John Snow mu winter
Khaleesi namweddiza kasita Karl Drog yaweta
Hard spitter nze ateta
Teri ansinga bunene mw‘eno solar system yenze Jupiter
Am more than a star
Pulmonary oba Aorta
Inspiration y’ekulukuta
Bwebeera race mu Animal Kingdom yenze cheetah

In another dimension
I cause hypertension
Full blown lyrical illness past prevention
Who’s the best around is no subject of contention
Ne bwembula nkomawo nga Delph Chapel
Obwongo bwetooloola nga fuluweelo
Bakaabye agajjuza pail
Cause they feel me like braille
Where’s our boy GNL double X L
Breath in and exhale
Let me deliver like a pregnant female
DHL or email
Give me an ear guys
Cause you’ve not heard me rap like this in a while
Yours sincerely

Share: Yours Sincerely Lyrics by GNL Zamba

Tags: GNL Zamba Lyrics
ShareTweetSend
Previous Post

Lukka Lyrics by GNL Zamba

Next Post

Bomboclat Part 2 Lyrics by Ykee Benda ft. GNL Zamba

YOU MAY LIKE

Metta Love - Vivian Tendo

Vivian Tendo – Metta Love Lyrics

2 days ago
Juliana Kanyomozi

I’m Still Here Lyrics by Juliana Kanyomozi

3 days ago
Juliana Kanyomozi

Right Here Lyrics by Juliana Kanyomozi

3 days ago
Juliana Kanyomozi

Wa Kajanja Lyrics by Juliana Kanyomozi

3 days ago
Omukwano Ogw’edda Lyrics by Juliana Kanyomozi

Zaabu Lyrics by Juliana Kanyomozi

3 days ago
Omukwano Ogw’edda Lyrics by Juliana Kanyomozi

Omukwano Ogw’edda Lyrics by Juliana Kanyomozi

3 days ago
Next Post

Bomboclat Part 2 Lyrics by Ykee Benda ft. GNL Zamba

Leave a Reply Cancel reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

TRENDING

Amarangamutima by Afrique & Rebo Chapo

Afrique & Rebo Chapo – Amarangamutima

7 hours ago
Chozen Blood Husband mp3 download

Chozen Blood – Husband

2 days ago
Sinza by Pastor Wilson Bugembe

Sinza – Pastor Wilson Bugembe

2 days ago
Metta Love - Vivian Tendo

Vivian Tendo – Metta Love

2 days ago
Bet awards 2022 winners

Bet awards 2022 winners: Tems, Wiz Kid represent Africa

3 days ago
Kivumbi King - Salute

Kivumbi King – Salute

6 days ago
Prev Next

Follow us on Twitter

About

Musiclyfer is a media platform used to promote and deliver Ugandan music, videos and music content. Providing content from over 30 African countries, it is one of the most visited music websites in Uganda.

Recent Posts

  • Afrique & Rebo Chapo – Amarangamutima
  • Vivian Tendo – Metta Love Lyrics

Categories

  • Blog
  • Kenya
  • Lyrics
  • Music
  • News
  • Profiles
  • Relationships
  • Rwanda
  • Trash
  • Videos

Socials

  • Write For Us
  • Cookies Policy
  • Privacy Policy
  • Terms and Conditions
  • Advertise with Us
  • Tips

© 2022 Musiclyfer, All Rights Reserved.

No Result
View All Result
  • Music
  • Lyrics
  • Videos
  • Blog
  • Tech

© 2022 Musiclyfer, All Rights Reserved.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In