Both
Hullo
Hullo
Ono gwe nnoonya baŋambye ali wuwo
Hullo
Hullo
This is a classic one
Mikie Wine alongside Kenzo
In a tough combination ah love feeling
Go so
Mikie Wine
The sad story for Kenzo, Mikie Wine
Tony Houls in a body inner feeling
The sad story Eddy Kenzo, Mikie Wine
Tony Houls in a body
Boss!! Boss!! Boss!!!
Both
Nzijukira olunaku lwe yagenda
N’ebigambo bye yakozesa ng’agenda
Yali muntu mulamu nnyo nga yegonza
Yagendako mu kyalo
Kulaba ku bakadde
Ne nsigala nga ninda
Kumbe ng’animba
N’akozesa n’erinya lya Katonda
Mazima ozannyisa otya erinnya ly’Omutonzi!
Kuba yalayira nti mu mazima
Ga Katonda mu ggulu wuuno
Nange bwentyo
Bwe yanimba bwatyo
Ne nsigala ntyo nga ndi ntyo bwentyo
Ne ndobera awo nga ntadde amaaso
Nga nzira mabega nga nze nno ssidda maaso
Yandimbuulidde mukwano ne manya ekyo
Kenzo, Mikie Wine dis a true love story
Both
Naye nze kye nsaba yandimbuulidde
Nti eyo gye yagenda yafunayo omundi
Nange mazima yandimbuulidde
Ne nkimanya nti sirina ssuubi
Mbeera eno nga ninze
Naawe eyo, bwotyo ng’olinze
Naye nze kye nsaba yandimbuulidde
Nti eyo gye yagenda yafunayo omundi
Nange mazima yandimbuulidde
Ne nkimanya nti sirina ssuubi
Mbeera eno nga ninze
Naawe eyo, bwotyo ng’olinze
Laavu y’akakyo kano yo bwetyo
Abantu amazima gaababula
Both
Sweet ekimuli ekirungi nnyabo
Nze nkole ntya ontadde mu ntalo?
Jjukira luli, twali tukwatagana
Nga tetuyombagana
Ng’era tuteeseganya
Wadde ensobi yali yiyo nze nkusonyiye
Komawo, gwe bulamu bwange
So listen my princess
Never regret this
Ah go sort out this with the bundle of roses
Am in a distance
And you’re my princess
Baby gal come closer stop resistance
Oyo takulimba
Mbu nina Linda
Okimanyi bulungi nti Mikie sirimba
Ebbanga lye maze ddene ery’emyezi omwenda
Kenzo, Mikie Wine cah we shine dem no no
Both
Naye nze kye nsaba yandimbuulidde
Nti eyo gye yagenda yafunayo omundi
Nange mazima yandimbuulidde
Ne nkimanya nti sirina ssuubi
Mbeera eno nga ninze
Naawe eyo, bwotyo ng’olinze
Laavu y’akakyo kano yo bwetyo
Abantu amazima gaababula
Both
Ddala kiki mukwano ekyakukyusa?
Ng’ate waŋamba nze musajja asinga
Ne nkola byonna bye nakolanga
Nga nkimanyi bulungi nti mukwano osiima
Ne mbonaabona
Kiro na misana
Mulungi bambi obeewo
Musajja ne ntoba
Kiro na misana
Kubanga nkwagala nnyo
So listen my princess
Never never regret this
Ah go sort out this with the bundle of roses
Am in a distance (you know)
And you’re my princess
Baby gal come closer stop resis…(once more)
So listen my princess
Never regret this (shun this)
Ah go sort out this with the bundle of roses (Mikie)
Am in a distance
And you’re my princess
Baby gal come closer stop resi-stance
Eddy Kenzo
Ah ha
Oh ho
Aaah
Mbeera eno nga nkaaba
Laavu eno, kale maama
Both
Naye nze kye nsaba yandimbuulidde
Nti eyo gye yagenda yafunayo omundi
Nange mazima yandimbuulidde
Ne nkimanya nti sirina ssuubi
Mbeera eno nga ninze
Naawe eyo, bwotyo ng’olinze
Naye nze kye nsaba yandimbuulidde
Nti eyo gye yagenda yafunayo omundi
Nange mazima yandimbuulidde
Ne nkimanya nti sirina ssuubi
Mbeera eno nga ninze
Naawe eyo, bwotyo ng’olinze
Laavu y’akakyo kano yo bwetyo
Abantu amazima gaababula
Read Eddy Kenzo – Mugole Lyrics
Share: Yanimba Lyrics by Eddy Kenzo & Mikie Wine
📣 Do you find Musiclyfer useful? Follow us on Facebook(@musiclyfer) and stay updated.