Webale Lyrics by Victor RuzWebale Lyrics by Victor Ruz

Victor Ruz – Webale Lyrics

Nkukubila kati tokya pickinga
Mpulira mbu kati wada Mbarara
Nebigambo mbiwulira, mbu wafunayo omulala
Kansabe ogume nooyo, nneme kulwaana nakukwelabira
Okuva lwewafuluma omulyango, wandeka mbunye biso mumugongo
Mukugenda tewayogera bigambo, negumya nga binsobedde mu kakuubo

Chorus
Webale, wammalira ebiseera
Webale, wandeka mukukaaba
Webale, mutima gwewatwaala
Wagukomyaawo mubi papaajo
Leka nekaze nga atalumiddwa maama
Kyatule nti kyali kyakubeera
Newale nabuli jenagenda
Tukyali mu mukwano jenakwanjula nga
Tararaaa tararaa tararaaa uhmmm
Aaaahh

Zi hey love, nzi sindika
No’zi bluetickinga
Nze eyali nga wo nga okowoola
Nnonya kyentunuulira okwaava obuzibu okundeka
Newenzibya omutwe nga ntakula
Ekyaali kitugatta nga abalongo
Gwaali mukwano baby ssi bigambo
Ebyaaliwo obisudde mukiwonko, bwofuda obiziike

Chorus
Webale, wammalira ebiseera
Webale, wandeka mukukaaba
Webale, mutima gwewatwaala
Wagukomyaawo mubi papaajo
Leka nekaze nga atalumiddwa maama
Kyatule nti kyali kyakubeera
Newale nabuli jenagenda
Tukyali mu mukwano jenakwanjula nga
Tararaaa tararaa tararaaa uhmmm
Aaaahh

ūüď£ Do you find¬†Musiclyfer useful? Follow us on Facebook(@musiclyfer) and stay updated.