• Cookies Policy
  • Privacy Policy
  • Terms and Conditions
Sunday, August 14, 2022
  • Login
Musiclyfer
  • Music
  • Lyrics
  • Videos
  • Blog
  • Tech
No Result
View All Result
No Result
View All Result
  • Music
  • Lyrics
  • Videos
  • Blog
  • Tech
Musiclyfer
No Result
View All Result

Victor Ruz – Twesangeyo Lyrics

lyfer by lyfer
3 months ago
in Lyrics
0
Victor Ruz Twesangeyo Mp3

Anaaba aneetaaze mugambe ajje mu ndongo
Kano ka Yusuf Nadiope
Hahahaha

Muganda wange jangu ogira okola
Olwaleero kaŋŋende nsisinkane ba sseya
Bw’oba ng’omaze sibawo ofune entebe
Ku ziri eza grey, ozitwalire Asuman
Ekitundu yansasula dda
Ezisigadde z’oba okwata
Ffe tetuufiire mu kibanda
Ssi nze eyakola okubajja ŋŋenze
Twesangeyo, he he

Anaaba aneetaaze mugambe ajje mu ndongo
Nkooye okulindirira nga n’abaafa baagaanirayo
Obulamu tebulina spare nti oba oneeyongezaako
Ka nnyenye ku mugongo
Ka ngolole ku nnyingo
Anaaba aneetaaze mugambe ajje mu ndongo
Nkooye okulindirira nga n’abaafa baagaanirayo
Obulamu tebulina spare nti oba oneeyongezaako
Ka nnyenye ku mugongo
Ka ngolole ku nnyingo, aye

Victor Ruz we
Jinja Boy

Tebirikyuka tebirikyuka
Ebintu by’ensi eno tebirikyuka
Tugiryako makoola
Aligikungula y’ani?
Y’ani atalikka Kaganga?
E Kaganga
Kati nno leka nzirye
Gwe kiyisizza obubi kale yeetuge
Bw’oba ozitoye omutwe
Olw’essanyu lyange kagwatike
Ezange leka nzirye
Gwe kiyisizza obubi yeetuge (eh)
Bw’oba ozitoye omutwe
Olw’essanyu lyange kagwatike, twesangeyo
Twesangeyo, he he!

Anaaba aneetaaze mugambe ajje mu ndongo
(Ajje mu ndongo)
Nkooye okulindirira nga n’abaafa baagaanirayo
(Baagaanirayo)
Obulamu tebulina spare nti oba oneeyongezaako
(Wamma)
Ka nnyenye ku mugongo
Ka ngolole ku nnyingo
Oyo anaaba aneetaaze mugambe ajje mu ndongo
Nkooye okulindirira nga n’abaafa baagaanirayo
(Nkooye)
Obulamu tebulina spare nti oba oneeyongezaako
(Wamma)
Ka nnyenye ku mugongo
Ka ngolole ku nnyingo, aye

Twesangeyo oh
Oh nze nsuddeyo ooh oh yeah

Share8Tweet5Send
Previous Post

Bobi Wine’s Net Worth (2022 Updated)

Next Post

Ronald Mayinja – Abantu Baaganye Lyrics

SUGGESTED FOR YOU

Webale Lyrics by Victor Ruz

Webale Lyrics by Victor Ruz

2 months ago
Victor Ruz

Raniah Lyrics by Victor Ruz

5 months ago
Official Lyrics Victor Ruz

Official Lyrics Victor Ruz

9 months ago
Ogeza by victor ruz

Ogeza Lyrics by Victor Ruz

9 months ago
Next Post
Abantu baganye by Ronald Mayinja

Ronald Mayinja – Abantu Baaganye Lyrics

Leave a Reply Cancel reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Latest

Kiki Kyogamba by Kenneth Mugabi, Destiny Nsonga & DJ Vadim

Karole Kasita – One Life (feat. Brian Weiyz)

Karole Kasita – Nywamu

Karole Kasita – Body body

Karole Kasita – Tubiddemu ft Eddy Kenzo

Karole Kasita – Nze Amulina

Ndayira Lyrics – Vyro & Yaseen Rules

Karole Kasita – Mbeeramu & DJ Maker Breaker

Karole Kasita – Imagine

Karole Kasita – Chekecha

Load More

Musiclyfer

Musiclyfer is a media platform used to promote and deliver Ugandan music, videos and music content. Providing content from over 30 African countries, it is one of the most visited music websites in Uganda.

Kiki Kyogamba by Kenneth Mugabi

Kiki Kyogamba by Kenneth Mugabi, Destiny Nsonga & DJ Vadim

August 13, 2022
Karole Kasita - Limited Edition

Karole Kasita – One Life (feat. Brian Weiyz)

August 12, 2022
Karole Kasita - Limited Edition

Karole Kasita – Nywamu

August 12, 2022
  • Promote Music/Video
  • Tip Us
  • Write For Us

Socials

  • Cookies Policy
  • Privacy Policy
  • Terms and Conditions

© 2022 Musiclyfer, All Rights Reserved.

No Result
View All Result
  • Music
  • Lyrics
  • Videos
  • Blog
  • Tech

© 2022 Musiclyfer, All Rights Reserved.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In