Victor Ruz – Nkulinze Lyrics

Nkulinze Lyrics by Victor Ruz

Hmmm
Audio of course
Yeah

Nsaba onteeke ku mwanjo
Yadde gyoli wala nnyo
Okimanye nti nkufaako
Yeggwe ansiiba ku bwongo
Manyi gyoli, olina bangi abakwefasa
Nange gyendi, ndaba bangi abaneetega
Nkusaba okimanye omutima gwe nakuwa
Guli delicate ssi tumpeco
Eno gye mbeera nfabikana
Nfuba okomewo nga sisula mu ghetto oh

Nkulinze (oh na)
Nkulinze (oh baby)
Ekirabo kyange kw’eno Valentine
Gwe mutima gwange
(Gwe mutima gwange)

Nkulinze
Nkulinze eee
Ekirabo kyange kw’eno Valentine
Gwe mutima gwange
(Gwe mutima gwange, eh)

Ghal know me love you
Oh wa nana

Read: Ndeese Love Lyrics – Victor Ruz

Share: Victor Ruz Nkulinze Lyrics

📣 Do you find Musiclyfer useful? Follow us on Facebook(@musiclyfer) and stay updated.

Share this

Newsletter Updates

Enter your email address below to subscribe to our newsletter

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *