Aya baasi
A John Blaq bwoy bwoy bwoy
Yeah yeah yeah
African bwoy bwoy

Andre on the beat

Baby amazina g’ozina nga ganyuma
Bali abalala bye bazina, nze bimbowa
Kanambako nze mwattu ke mbadde nsaba
Naye ate simanyi oba nsobola okukafuna yeah
A Smartphone Samsung zikuba
Ka pose akafaananyi selfie twekubye
Me love the way you put it on me
Yeah put it on me
Your body soft yeah girl olinga baloon ah
Oli romantic nakoze research
Buli musajja mu kibuga akulinako crush
Si bali ba faagi
Pastor oba Hajji
Bonna baagala kukebera lizaati

Gimme your number tukwatagane
Gimme your number gwe tukolagane
Gimme your number tukwatagane
Gimme your number gal
Aya baasi
Tukone tukone tu connecting-e
Yeah tukone tukone tu connecting-e
Yeah tukone tukone babe

Nze saagala manya
Bali abalala
Mbalaba baagala tutambulira
Nkimanyi baagala nkute bakunnemesa
Balabe bonna bali mu bbuba
Guno omukwano gwe nina teri agulina
Teri agulina abo bonna beefera
Ne zino ssente ze nina teri azirina
Eyali azirina yagenda America, eh yeah
Kati wuliriza ebyange
Bikuŋŋute ng’akuŋŋuta obulo aah, yeah
Ah n’oyo ex wo mugambe
Nti kalyonso biro biro biro
Yeah Yeah
Mbu naye baby naye ate
Akasente, don’t worry
Yeah yeah yeah

Nze mba nkulabye
Ne bwe weekweka
Mba nkulabye my girl
Me say Byonna mbirabye
Ne bw’obikweka
Mba mbirabye my girl
Okay toba ng’abachina
Bimpe mu original Julaina ah ah
Ah oh lemme be your farmer
Nsobole okukukabaliranga everyday
Because
Guno omukwano gwe nina teri agulina
Teri agulina abo bonna beefera
Ne zino ssente ze nina teri azirina
Eyali azirina yagenda America, eh yeah

Read Obubadi Lyrics by John Blaq

Share Tukwatagane Lyrics by John Blaq

📣 Do you find Musiclyfer useful? Follow us on Facebook(@musiclyfer) and stay updated.