Tonkaka by Alienskin mp3 imageTonkaka by Alienskin mp3 image
Alien skin – Tonkaka Lyrics

Alien mbu era anyenye
Oba nkube endongo nayo eganye
Sifayo ne bwontama
Nebwontama nonyiga sejusa
Nebwoba kamenyo nkukuba kumenya mbirizi
Ragga mungyi alinga obuti bwomukibiriti
Sagala nga obemu ebakuba kope kope kope kope
Muba Jamaica

Twaze kuzina naye era tonkaka
Ahh okuzina sikwampaka
Nkimanyi ngenda kuzina naye era tonkaka
Ahh amzina go gampaka?
Twaze kuzina naye era tonkaka
Ah sibyampaka
Nkimanyi naze kuzina naye sibyampaka
Huh blood tonkaka

Anti vibe ezange zirinya mpola
Era nemugenda nezigenda mpola
Obweda oli mubya ludicha nga sikufuna
Koze mu Ragga kimanye ngenda kuzina
Njagala okumanya ku mateeka
Njagala nkwate embanga ngyikume bukika
Njagala kulaga abeyita Under Taker
Nti nkaluma daily sirinda lwamukaaga
Awo nkwate embanga gyiteke kukido
Balyoke babuuze oba nanywedde biki
Ndete enkola ngyiteke kumutwe ate bakaabe bagambe nti kawedemu
Sabatabata nuluusi sabatabana
Bwentula mu ngoma ekituufu sagala kumala
Basikasika obufi-fikira ko ali kunyama
Nababadde ba general bayingidde zi fear

Twaze kuzina naye era tonkaka
Ahh okuzina sikwampaka
Nkimanyi ngenda kuzina naye era tonkaka
Ahh amzina go gampaka?
Twaze kuzina naye era tonkaka
Ah sibyampaka
Nkimanyi naze kuzina naye sibyampaka
Huh blood tonkaka

Fear di moonlight fear de more candle
Ababadde bakibanda bafuuse bakatengo
Yenze aliko omusambwa nga mutuula ku ngoma
Towakana bwemba ntudde kungoma
O’womutima omunafu eno tajja
Nanti ekigoma kyenkubye eno kekitujja
Gamba atalina mwana leero wakuweka ejinja
Ngenda basojja Kuba mi di fumble ni soldier
Mukuba bukusa naba kubyanda
Sipipikini mama dem njagala bifanta seen
Bwemba nkaluma ndeka nkalume nze amanyi
Gwe atakaluma onyumya biki nawe gwe amanyi
If di Ragga had call me come with di hummer
… ragga yeah di Factory error
Here inna de danchall ragga general drug capitano

Twaze kuzina naye era tonkaka
Ahh okuzina sikwampaka
Nkimanyi ngenda kuzina naye era tonkaka
Ahh amzina go gampaka?
Twaze kuzina naye era tonkaka
Ah sibyampaka
Nkimanyi naze kuzina naye sibyampaka
Huh blood tonkaka

Correct lyrics

📣 Do you find Musiclyfer useful? Follow us on Facebook(@musiclyfer) and stay updated.