Spot music
Oh yeah yeah yeah yeah yeah
Ehhhh
Nkusaba tonelabira haa

Nkomekerede ngo mu daawa
Gwe nalunda nze gwenjagala, tanjagala
Gwogamba atabe gwe anaba anii
Nze nga nakwesiga nyo bambii
Manya ensobi zange zijjuza Uganda
Love gyenina eyiyoo ejuza mayanja
Ogamba nyizanyoo kitufuu
Atakunyize olimusangawa dia

Nebwolifunayo omulala eyoo ali kubibita atalinze
Atukiride tarabika
Laidii, omutima oguletede okwe kyawaaa
Ntereza wano otabangula walii
Oli kilwade era gwe dawaaa
Gwee dagala, huuhoo yeyii

Nyaboo tetukaka love, tubirekere awooo
Bwobeyo, jolaga tonerabiraaa
Bwotuka eyooo, nkusaba tonerabiraa
Loveuuuu, tonerabira

Kiroto kyange kyali kya kukwesigaliza
Bwoba olaba tekisoboke ngambaaa
Gwe manyaa up and down
Yegwee mubanji gwe nalonda dia madam
Tompa suubi nga tonjjagale nkusaba omutima togurekera embale
Abalugera agamba emeeme katale
So nga bwovawoo negunyoga anti kale

Kitufuuu, ndimuntu era nsobyaa
Mungeri emu obendalaa
Nze nawe teturi bikolaa
Gwe manya nkwesigamako ntii
Oli mpajji yange ID
Yes I will be fine yeah
Am trying how to living off yo love, love love
With you am feeling only down, down down
Kyoba omanya ewange kitalo, talo talo
Ewange gwe master passport, ewuwo nze gwoyita liar

Nyaboo tetukaka love, tubirekere awooo
Bwobe eyoo, jolaga tonerabiraaa
Bwotuka eyooo, nkusaba tonerabiraa
Loveuuuu, tonerabira
Hmmm tonerabira

More from An-Known:

    Share: Tonneerabira Lyrics by An-Known

    ūüď£ Do you find¬†Musiclyfer useful? Follow us on Facebook(@musiclyfer) and stay updated.