Tulu lulululu
Yeeh yeh
Ekimuli kyange maze okukinoga
Ekigambo kyange maze okukikuwa
Olugendo lwange ndutuse wano
Olusigadde kandutambule nawe
Ebisenge byomutima gwange mbigudewo nebisumuluzo bibyo nkuwadde
Essala yobulamu bwange esigadde emu kukumagana mpaka enviiri nga nvi
Naye tonefuulira nga’te olaba nze nkwagadde nyo
Tonjiwa nga obulamu bwange nobwonona
Newadeyo okukwagala mungeri era ematiza
Newadeyo okuba nawe buli mbera mukwano ooh
Yeh Ooh yeh
Ooh Ooh yeh
Sibimanyi ebyo nti oba ate kulwana (nedda nedda)
Nemukwano gwange oli anjulira
Kale nebwenyiga nze muli nsonyiwa
Kuba tuli bantu sibamalayika
Enguudo zobulamu bwange nterezeza otambuliremu wegazanye
Ekyapa kyomutima gwange mpandisemu erinya lyo nkuwadde okitwale
Naye tonefuulira nga’te olaba nze nkwagadde nyo
Tonjiwa nga obulamu bwange nobwonona
Newadeyo okukwagala mungeri era ematiza
Newadeyo okuba nawe buli mbera mukwano ooh
Yeh Ooh yeh
Ooh Ooh yeh
Naye tonefuulira nga’te olaba nze nkwagadde nyo
Tonjiwa nga obulamu bwange nobwonona
Newadeyo okukwagala mungeri era ematiza
Newadeyo okuba nawe buli mbera mukwano ooh
Kyoka no bambi ngatuvudde kwebyo
Laba nsimye nyo kubanga bolese bangyi abalala
Nze ninga awangudde akalulu
Sikyenyoma onyambye nyo
Kyoka tonefuulira (Tewefuula bambi)
Nga’te olaba nze nkwagadde nyo (Tonswaza)
Tonjiwa nga (Oh nah nah nah) Obulamu bwange nobwonona
Newadeyo okukwagala mungeri era ematiza (Tonswaza bambi)
Newadeyo okuba nawe buli mbera mukwano yeh
Tonefuulira (Tewefuulira nze)
Nga’te olaba nze nkwagadde nyo (Tewefuulira)
Tonjiwa nga (Tonjiwa nga bambi)
Obulamu bwange nobwonona
Newadeyo okukwagala mungeri era ematiza (Tewechanga bambi)
Newadeyo okuba nawe buli mbera mukwano ooh
Ooh Ooh Ooh
Ooh Nah nah nah yeh
Tewechanga bambi, nze nenswala
Tewechanga bambi ate nonswaza
Ngankwagadde
Lalalala nkwagadde
Read Sylver Kyagulanyi β Ekisa Ekinondoola Lyrics
π£ Do you findΒ Musiclyfer useful? Follow us on Facebook(@musiclyfer) and stay updated.