Tomusobola Lyrics – Bobi Wine

To Be Handsome
Is to have something inna your hand
To give to your woman
So handsomeness is not in the face
Like some boy confess

Why do you
Nigi naga nigi naga
Nigi naga nigi naga
Inna di gal dem face
Ondetera ekiniga
Because you nigi naga
Nigi naga
Inna di gal dem face

Laba yo
Omwana wabandi omukakalukanya
Kati laba
atandisse nokumera obukanyanya
yalina ka skin akatemagana
nga koona kanyereketa
naye kati laba bwomukalakata
wamukwanira mu commedy nite
kati omusibira waka takya genda out
wamukwana lwa nviiri zze kunyirira
kati bwakusaba ez’enviiri nga ofunya mumwa
Jukira Luli nga wakamukwana nga omusubiiza
nga’jakunyirira bwaba afuuse mukyalawo
jukira okunyirira gw’oba olina okufukirira
kati gwe gwotalabirira omusuubira otya okunyirira

Bwo’ba nga tomusobola
Obonya bonya waki
Ki tomulekera bali abamusobola
Tomusoboola
Ovumirira nga lwaki
Laba Omusudiiya paka bwo’namukadiiya
Omukazi Tomusobola
Obonya bonya waki
Ki tomulekera bali abamusobola
Tomusoboola
Ovumira nga lwaki
Laba Omusudiiya paka lwo’namukaddiya

Biino,
Buli Musajja kimukwatako
Abakazi,
Love bajipimira mu bintu byokola
Yoza amasanda mu mikono jjo
Buli lwakucyalira
funya ekikonde omale omusibuule
Ekya kameeza twakisangawo
kati gwe’ra oyagala bakujjukize
ntino bakateekako mane
mukyala wo kye kyobugagga kyo
manya nendabiika ye,
yepiima piima ekitibwa kyo ssebo
Owewuuwo bwakusiwuukako
Kitegeza nti nempisa zakusiwuukako
Luliba lumu neba mukuyamba kko
Woli kyimanya nti wamuzanyilangako

Bwo’ba nga tomusobola
Obonya bonya waki
Ki tomulekera bali abamusobola
Tomusoboola
Ovumirira nga lwaki
Laba Omusudiiya paka bwo’namukadiiya
Omukazi Tomusobola
Obonya bonya waki
Ki tomulekera bali abamusobola
Tomusoboola
Ovumira nga lwaki
Laba Omusudiiya paka lwo’namukaddiya

You nigi naga nigi naga
nigi naga nigi naga
Ondetela ekiniga
because you nigi naga
nigi naga
Yo Listen to dis argument

Mwami gundi,
Omukyala gwogamba ntino omwagala
Emikono jyo gyeji kakasa ntino omwagala
Obusente bwobukwata obubalirira
Kyava takutwala na ku mazzi ge busaabala
Oba tosobola kutuyanira mukyala wo
Tewali nsonga lwaki omutuyanirako
Byotamugulidde, lwaki obiyombera
Waliyo abamumatira ate nga babisobola
Njagala omanye nti oyo demu gwolina
Wamulemesa banji abaalibalina
Kati gwe bwolowooza nti ebigmabo bigula and mata
Kimanye nti ku sande abalala bagula enyama

Bwo’ba nga tomusobola
Obonya bonya waki
Ki tomulekera bali abamusobola
Tomusoboola
Ovumirira nga lwaki
Laba Omusudiiya paka bwo’namukadiiya
Omukazi Tomusobola
Obonya bonya waki
Ki tomulekera bali abamusobola
Tomusoboola
Ovumira nga lwaki
Laba Omusudiiya paka lwo’namukaddiya

Its a herbert skills
Tonny Houls Production
Firebase burn
nigi naga nigi naga

📣 Do you find Musiclyfer useful? Follow us on Facebook(@musiclyfer) and stay updated.