[ Intro ]
[ Jose chameleon ]
Ooh tokoowa
Nantayiro tokoowa
It’s a million again
Producer Ronnie come again
I love you tokoowa..( nkwagala )
Bambi tokoowa… ( nkwagala )
Hmmmmm, Nyk Promotion
[ Verse 1 ]
[ Mary Nantayiro ]
Mukwano wankuba engwaala
Wandesa okwewulila
Nze ka nyimbe gwe okube enanga
newebansiiya nina okwematira
Is it because you and and me?
Kyova ova ompisa nga omwana
I screaming your name
Kyova ontambuza nga atalaba
Kati ndeete kakyi
Nkutegekede my baby
Nkusikileko ku majji
Oba nkuletere Nakati (… wowowowowowo )
[ Chorus ]
[ Mary Nantayiro ]
(Kati saba kyosaba bill yange nze asasula aaahaaa
Omukwano gwenina kyekilabo kyo kwata woyagala) X 2
[ Jose Chameleon ]
Yeee
Nkwata nkwata nga ekyatika
Ekiwato nweza tokitya
Kabogere ebinji tobitya
Ebigambo byabogezi bo tobatya
[ Verse 2 ]
[ Mary Nantayiro ]
Nze nebwonkutula enkogo
Silikutya kabankube emiggo
Onyiliiza nga ebizigo
Ndi nsolo yo kwendi ku kizigo
You’ve given me the love and peace of mind yii
Ela ndayira bwemba naawe am goin to fly iyiiii
[ Jose chameleon ]
Jangu tutale afiya
Bwemba naawe mela ebiwawa mbuuka
Bali bamanyi nsaaga
Bwemba naawe, ngeja nensuka
Ebilungi jangu nkuweee
Mukwano jangu nkuwe leero
Mubyange jangu okyime
Baibe jangu okyime bubububu
[ Chorus ]
[ Mary Nantayiro ]
(Kati saba kyosaba bill yange nze asasula aaahaaa
Omukwano gwenina kyekilabo kyo kwata woyagala) X 2
[ Jose Chameleon ]
Yeee
Nkwata nkwata nga ekyatika
Ekiwato nweza tokitya
Kabogere ebinji tobitya
Ebigambo byabogezi bo tobatya
[ Verse 3 ]
[ Mary Nantayiro ]
Mukwano wankuba engwaala
Wandesa okwewulila
Nze ka nyimbe gwe okube enanga
Newebansiya nina okwematira
[ Jose chameleon ]
Wamponya okuwankawanka nenteleera
Bwonta bwoti nselera
Omukwano ogususse ogowomelera
Tonta bambi, yee eh
[ Chorus ]
[ Mary Nantayiro ]
(Kati saba kyosaba bill yange nze asasula aaahaaa …
Omukwano gwenina kyekilabo kyo kwata woyagala) X 2
[ Jose Chameleon ]
Yeee
Nkwata nkwata nga ekyatika
Ekiwato nweza tokitya
Kaboogere ebinji tobitya
Ebigambo byabogezi bo tobatya
Share: Tokoowa Lyrics by Jose Chameleon & Mary Nantayiro
📣 Do you find Musiclyfer useful? Follow us on Facebook(@musiclyfer) and stay updated.