Listen & Download

Kululwo nze nebwenkalira
(Artin On The Beat)
Kululwo bansiika mpalira Fik Fameica
Kululwo nebwebagunsalira
Queen Sheebah, you know how we do it

Eno entevunya togeza nonkokonya
Love gyenyiina etevunya (bwetevunya)
Bwetevu tevu (bwetevu)
Eno njigudemu etevunya (bwetevunya)
Bwetevu tevu (bwetevu)

Nange ngenima etevunya (bwetevunya)
Gyal etevunya (bwetevunya)
Love gtenyiina entevunta (bwetevunya)
Etevunya (bwetevunya)

Tevu tevy tevu (tevunya)
Bwetevu tevunya
Tevu tevy tevu (tevunya)
Bwetevu tevunya

[Fik Fameica]
Yo love gyenyiina entevunya
Nange kenyini ngyewunya
Ngamba yanguwa eno tonkokonya
Bulikade ye aba anonya
Nakiriza love is such a strong feeling
Tegulwa dollar pound yade shilling
Esuza boss chic omutali silingi
Nkuwe omutima bwoba ogutwala nze ndi willing
Gwe nsonga obulamu bukoola meaning
Tugende waala the journey is just beginning

Ndi kwambalanga kotti
Ndi kwambalanga saawa
Bwotwala yegwe antidote
Bwontwala yegwe daawa

Eno entevunya togeza nonkokonya
Love gyenyiina etevunya (bwetevunya)
Bwetevu tevu (bwetevu)
Eno njigudemu etevunya (bwetevunya)
Bwetevu tevu (bwetevu)

Nange ngenima etevunya (bwetevunya)
Gyal etevunya (bwetevu)
Love gtenyiina entevunta (bwetevunya)
Etevunya (bwetevu)

[Sheeba]
Wansanga mumirembe jange, nontanula
Nze ayali asirise omutima nonsanula
Bino byemukwana tewamanya kyotinkula
Nkusubiza okwesibako
Nkusubiza okwekubako
Wali towajulanga nga nze abulako
Sembera eno oje onkoleko (I love you)

Bambi yanguwa kaa tomenya sirina wendisa (Eeeh)
Gwe wolwirawo gunkubya ensiimbu gwambuka bwogusa (Hehe)

Eno entevunya togeza nonkokonya
Love gyenyiina etevunya (bwetevunya)
Bwetevu tevu (bwetevu)
Ng’Ojigudemu etevunya (bwetevunya)
Bwetevu tevu (bwetevu)

Tevu tevu tevu (tevunya)
Bwetevu (tevunya)
Tevu tevu tevu (tevunya)
Bwetevu (tevunya)

[Fik Fameica]
Kululwo nze nebewenkalira
Kululwo bansiika mpalira
Kululwo nebwebagunsalira
Sikupowa nze gyal ndayilah

Kululwo nze nebewenkalira
Kululwo bansiika mpalira
Kululwo nebwebagunsalira (Fresh gang)
Sikupowa nze gyal ndayilah

[Sheeba]
Oli wamukisa sikulimba
Kasoli munamujinga
Bwomenyeka njakuyunga
Wetegeke njakulunga

Tewebuzabuza nkubalideko nawe toduka (Wendi)
Kukyejo kyenyinna jisiibe enyere tesensuka
Kuba nyiinji

Eno entevunya (eeeh)
Togeza nonkokonya (eeeh)
Love gyenyiiina etevunya (bwetevunya)
Bwetevu tevu (bwetevu)
Eno ojigudemu entevunya (bwetevunya)
Bwetevu tevu

Nange gyenina entevunya (engyewulira)
Gyal entevunya
Love gyenyiina entevunya (engyewulira)
Entevunya

Tevu tevu tevu (tevunya)
Bwetevu (tevunya) Queen Sheebah
Tevu tevu tevu Fik Fameica
Bwetevu (artin problem)
Extra Nation

📣 Do you find Musiclyfer useful? Follow us on Facebook(@musiclyfer) and stay updated.