Paul Kafeero – Movia Lyrics

Ate bino byaddugalidde nzeBukyanga nfuna essanyuMikwano gyange buno ssi bulimba sirina ddembe ohEby’ensi byaddugalidde nzeBukyanga nfuna essanyuMikwano gyange buno ssi bulimba sirina ddembe ohMaziga tegalirwa nnyo mu bantu abakusunga y’enjoloNaye…

Nantabuulirirwa Lyrics – Paul Kafeero

Gwe wacankalanya embeera z’omusajjaMwannyinaze osaana okimanye ekyoWeenobyanga n’ajja yegayiriraNga wenyiiza ebintu omutali nsaYe bannange bufumbo nabaki obwo?Mwotassanga ngeri ya kitiibwaN’opangulula entegeka z’omusajjaEyakuyiiyizanga ebintu ebyomumaasoWatambulanga ebya biramupangoAwataalinga lukusa lwa musajjaEra gwe…

Paul Kafeero – Galenzi Mwe Lyrics

Galenzi Mwe Lyrics by Paul Kafeero Aah galenzi mmwe entuuyo zigenda obbavaMugira mukanula emmunyeBajja okuziwereba mmulaHmmm mbalaba mutemya musolobeza nnyiniMwekkaanya enkula ey’ebimyuula ebyeyerusaAh gajja bakongoka mugira mukyatalaAbaami baseesa empale, bazitimba…

Paul Kafeero – Gwemwandabira Lyrics

Bukya mbiwoomya bye nnyimbaObwongo nange bwanziruseNinga aliko kye yeebigiseMukunja wammwe gampitamuBukya mbiwoomya bye nnyimbaObwongo nange bwanziruseNinga aliko kye yeebigiseMukunja wammwe gampitamuMusajja wo bukya mbawasaGwemwandabira ansusseekoLuli nnali mmuwaana nayeAfuuse wa katuubagiroMwandimugambye…

Olulimi Lwange Lyrics – Paul Kafeero

Simanyi eby’eno Mukama takyawuliza?Tuyaayaanye akanyego ssikyakwasaMpulira obulumi obw’ekika ekikambwe nzeNe bwe mpoloma kitange takyampuunaGuzibu nnyo gwatwetibira ekyasa kinoGwasooka mu bato mu ngeri ey’olusaagoGukubye reverse okuggyayo abakyayonkaOguzibu gwe gumu ogufuŋŋanye abakadde…

Tusuza Emyoyo Lyrics by Paul Kafeero

Mwebale okusiima bannangeNg’eggwanga bwe mpeerezzaNe mundaga okwagala ba maamaNe ba taata mwenna n’abatoNe mweresa mufissa n’obuddeOkugubaguba eŋŋendoKale awo mbeera mulyazaamaanyiMu kifo ky’okwebaza ne neeyitira kkuutweNewuunyanga enkola ya maamaAbato twabanga tuva…

Walumbe Zaaya Lyrics by Paul Kafeero

Walumbe Zaaya atukola bwatiBakaabasajja b’otugumbula otyoOli wa ngeri ki atayisa balungi?N’abessimbo n’obafaggyiya otyo!Laba bw’olekawo ab’emitwe emiyaayeOli wa ngeri ki atamanyi bateefu?Onkutulidde ne guitar nsula nkuyimbaKomaaniina ogira okubulwa w’osulaOli mubbi nnyo…

Paul Kafeero – Mukama Waffe Lyrics

Njagala musaakaanye nnyoAte wakati mu kucanga endongoEssanyu lyambugaanyeOlwa Mukama waffe okuva e magombeNnyimbye nseenekerera era sipapizza bigamboNsobole okumatiza omukkirizaNti ekyaffe kyayengeddeLunaku lwa kunyanyagiza bivugaEra luno lunaku lwa ddembe ddembeLwe lukira…