Sweet Uganda (Star Taffa) Lyrics - GNL Zamba

Sweet Uganda (Star Taffa) Lyrics – GNL Zamba

Yeah huh

Kawempe

Star Taffa

Bwaffa tawunya silina bizubu nze nawangula emizimu

Star Taffa

Bwaffa tawunya akomawo mu part two

Star Taffa

Bwaffa tawunya kubanga akomawo mu part two

Ku dancefloor kati tulinga munyenye kubanga mukimanyi ntino star taffa

Kikube kitte

Kikube kitte

GNL making history, ninga beethoven ku symphony

Its the flow of the century, star taffa based on a true story

Buza ba biographer, a picture says 1000 words buzza ba photographer

Katandika butandisi yitta gaffer ne cinematographer

Yenze lugaflow philosopher lyrical reaction chemical Htwo0 mu sulphur

Ku dancefloor twaka nga munyenye

We never feel low in the end tubakigalo

Stat taffa bwaffa tawunya

Nawangula ebizibu nze silina mizimu

Yeah!

Star taffa, star taffa, star taffa, silina buzibu nawangula emizimu

Star taffa, siyogera ffa

GNL nga ndi mu cypher

I get tougher, Ace in the whole nga golfer, this is for those who suffer

When the life gets tougher

Nga olwanye entalo nfafa

From the ghetto to the Goloffa

Yimba oluwa mu solfa

This is the burnt offer form the legendary author

Ninga shabaka pharoah mu cairo

Ninga king arthur

Eno ye excalibur International mubimba

Mbafukide ekizimba

Lugaflow international amanya bampita GNL Zamba

Ensi yaffe twajiwamba

Nzijukira omufaliso ogwa pamba

Amaka awataali munyo mu nyumba

Mama taata bakaaba nga teli ayamba

Kati million dollars mu bank

Nebwengwa sinubuka nina ebyapa mu nda

Star taffa bwaffa tawunya

Star taffa bwenfa nkomawo mu part two

Star taffa GNL making history

Ninga beethoven ku symphony

This is the flow of the century

Star taffa based on a true story

Correct lyrics

📣 Do you find Musiclyfer useful? Follow us on Facebook(@musiclyfer) and stay updated.