Afrigo BandAfrigo Band

Read Speed Lyrics by Afrigo Band

Waalibadde musaasizi
Speed n’okendeezaako
Eyo endiima gy’ovuga
Mukwano ya kabenje nnyo
Amabujje gaffe tunaagalekera ani?
Ku nsi eno etaamye obugo!

Kendeezaako
Speed ya ttabu
Genda mpola
Speed emaze abantu
Kendeezaako
Speed ya ttabu
Genda mpola
Speed emaze abantu

Mwami kye ŋŋamba kiwulirize
Famire yonna eri mu mikono gyo
Tozannyisa bulamu bwa muntu
Kintu kya muwendo nnyo
Abaana bange
Baaba mbaagala nnyo
Ritah wange omuto
Naamulekera ani?
Kironde wange
Naamulekera ani?
Geetu wange omulungi
Naamuleka wa?

Genda mpola
Speed kendeezaako
Kendeezaako
Speed ya ttabu
Genda mpola
Speed kendeezaako
Kendeezaako
Speed ya ttabu

Waalibadde musaasizi
Speed n’okendeezaako
Eyo endiima gy’ovuga
Mukwano ya kabenje nnyo
Amabujje gaffe tunaagalekera ani?
Ku nsi eno etaamye obugo!

Kendeezaako
Speed ya ttabu
Genda mpola
Speed emaze abantu
Kendeezaako
Speed ya ttabu
Genda mpola
Speed emaze abantu

Abaana bange
Baaba mbaagala nnyo
Ritah wange omuto
Naamulekera ani?
Kironde wange
Naamulekera ani?
Geetu wange omulungi
Naamuleka wa?

Genda mpola
Speed kendeezaako
Kendeezaako
Speed ya ttabu
Genda mpola
Speed kendeezaako
Kendeezaako
Speed ya ttabu

Read Jim Lyrics by Afrigo Band

Yatta Kasolo
Speed ya kabi nnyo
N’etta Ochaya
Speed gyegendereze
Yatta Nagguda
Speed ya ttabu nnyo
Speed ye walumbe
Speed namuzisa
Speed ye walumbe
Speed namuzisa
N’olwekyo kitange ssebo
Speed controlle
N’olwekyo mukwano
Endiima gy’ovuga gireke
Tutuuke mirembe
Amiina

Ggyawo eggaali
Muswayiri anasema
Haraka, haina baraka
Bbugubbugu
Ssi mulirooooo
Genda mpola

Nze nfudde maama ye
Gikendeeze
Speed yo nnene
Nze nfudde maama ye
Gikendeeze
Oyagala kunzita
Nze nfudde maama ye
Gikendeeze
Abaana bange
Nze nfudde maama ye
Naabalekera ani?
Gikendeeze
Ibrah wange
Nze nfudde maama ye
Naamuleka wa?
Gikendeeze
Baker wange
Nze nfudde maama ye
Naamulekera ani?
Gikendeeze
Dan wange
Nze nfudde maama ye
Naamuleka wa?
Gikendeeze
Oyagala kummenya
Nze nfudde maama ye
Gikendeeze
Oyagala kunzita
Nze nfudde maama ye
Gikendeeze
Asanze wange
Nze nfudde maama ye
Naamuleka wa?
Gikendeeze
Jane wange
Nze nfudde maama ye
Naamulekera ani?
Gikendeeze
Oyagala kummenya
Nze nfudde maama ye
Gikendeeze

Hottest lyrics now!!

📣 Do you find Musiclyfer useful? Follow us on Facebook(@musiclyfer) and stay updated.