Songa Lyrics by Eddy Kenzo

Songa Songa Songa Mbele
Songa Songa Songa Mbele
Ah ah Songa
Asteyn Nze selumya naku
Nkanya kukola nackle

Bwoba omanyi amazina sembela(Hale Hale)
Let Me Let me eat my money(Hale Hale)
Mwe byemukola temubimanyi(Hale Hale)
Let me enjoy Mula my money (Hale Hale)
Sembela sweetie my baby(Hale Hale)

Bana kajanja baawano nze mundeke ssebo(Habour dis)
Ebizibu byo nina naye tebijja kunzita(Echi)
Sili mugagga naye sijja kwelumya(Hear me now)
Ekilala nze sigenda ate kwetuga(Iye)
Kyemanyi ebizibu byo tebikoma(Eyii)
Kyenyina okukola kimu kusanyukanga
Laba oli wanzoga ate ono akubwa kabanga
Nze ne chai sewa obuzeera butubamba
Va mu naku situka wekyakalilenga
Ne Mukama obulamu tubumwebazenga

Songa Songa Songa Mbele
Songa Songa Songa Mbele
Ah ah Songa Songa Songa Mbele(Hale Hale)

Go never stop(Hale Hale)
Go no Stopping(Hale Hale)
Go never stop(Hale Hale)
Go no Stopping
Go Go never stop
Go Go no Stopping
Go Go never stop

Toreka
Toreka
Toreka
Toreka
Toreka
Toreka

Aga Nyabo sigenda kwelumya
Aga Nyabo sigenda kwelumya
Aga Nyabo sigenda kwelumya
Nze nkola ate era nze nzilya
Let Me Let me eat my money
Mwe byemukola temubimanyi
Let me enjoy Mula my money
Sembela sweetie my baby

Omukyala omusanyusangako (Abeeyo mu ghetto)
Omukyala omudigizangako (uptown ssebo)
Omukyala omusanyusangako (leka kwata mu nsawo)

Omukyala omudigizangako (musanyuse ssebo)
Omukyala omusanyusangamu (Mulage ku muwogo)
Omukyala omudigizangako (Mudigize dear)
Omukyala omusanyusangamu
Eh eh omusanyusangamu(chaaa)

Atamanyi kukola alabika bubi
Nebyayogela tebinyumila mikolo
Nze sigenda kwetta, Sigenda
Sikabizibu nebula nze nakoowa
Kankole nga bwenzilya nange nyumirwe.

Go Go never stop
Go Go no Stopping
Go Go never stop

Check Out: Sango Lyrics by Eddy Kenzo ft. Martha Mukisa

Share: Songa Lyrics by Eddy Kenzo

📣 Do you find Musiclyfer useful? Follow us on Facebook(@musiclyfer) and stay updated.

Share this

Newsletter Updates

Enter your email address below to subscribe to our newsletter

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *