Njagala ma banana nana
Buli kiseera muwaana na
Abeere nanana

Boo, Kampala muwambe
Nze bampita Fik Fameica
Mpoomesa Oluganda kyokka style y’Abamerica
Tuli mu Keiton ne Artin Pro

I need somebody
To be with me the rest of my life
Somebody
Mpulira nkuze era I need to get a wife
Somebody
Nga ke ndyako k’alyako
Somebody
Olwendo lw’amazzi n’ampaako
Somebody

Okay, saagala yalozaako nze noonya mbeerera (Saagala)
Nkyasoma njagala asobola okumpeerera (Yeah)
Ng’alimu ka bleach n’emimwa egiseerera
Totawaana gwe ow’akabina akaggweerera (Togeza)
Njagala asobola laavu y’ekito nga twerera
Mutume nga bwe njagala teri kunjeemera (Yeah)
Bwe nkusanga n’omusajja we nkutemera
Munoonya misana kuba saagala ttomera
Njagala bya nkukutu saagala camera (mwana)
Bibeere bya mirembe laavu ssi kkomera (okitegeera)
Ngya kwesalanga bu design obumuwoomera
Laavu bwe ziba ssente ndi mugagga byomera
Ye ssaawa nfune omukyala ananfumbira
Obuzibu taata mukambwe noonya we mugambira
Nnyinza okumwegambisaako mwana n’ankyomera
Naye ekijja kijje nsazeewo ekijja kijje

Irene Ntale oyo ankolera mwana
Naye kyemanyi maasoge andaba nga kaana (oba lwaki!)
Desire Luzinda oyo ye nali mukwana
Naye bwe yalaga ekitone ne neesikamu mwana (natya!)
Juliana kale naye era tankola bubi
Naye obuzibu ka Feffe kaamwesooka mwana (ka rapper)
Sheebah my ex waddawa?
Komawo gyendi ky’onsaba kyemba nkuwa
Waŋŋamba nkwataako nkukwate wa?
Ndayira lw’olikomawo eriba dduwa (nkwesunga)
Winnie Nwagi mbu ye ayagala musawo
Ekirala olina okubaamu n’akasente mu nsawo (nedda)
Rema ye mutya mukyala wa Musuuza
Ate nga nange ndi chali wa Musuuza (mwana)
Cindy mbuno bye mugamba bimunyiiza
Kati nkoze ntya ba blood nange kye mbabuuza

Njagala ma banana nana
Somebody
Buli kiseera muwaana na
I need somebody
Abeere nanana
Somebody

Anetaaga kakasa nti oli mulungi
Ekirala olina okubaamu ne siringi
Ekiwato njagala kyenyoola nga beeringi
Abaana be city mbamanyi mwekuba bi langi (mbamanyi)
Naye nze ndi sharp amagezi nina mangi (star)
Njagala mini toyambala bitengi (togeza)
Tuli mu bbaala ki oleeta obuugi?
Omwana akabina kagonda nga sponge
Bwetumala ozina, nkutwala mu garage (waka)
Garage ya taata yamponya zi lodge
Nze bampita Fik Fameica
Annoonya nkibangamu e Kawempe mu lusirika

Njagala ma banana nana
Somebody
Buli kiseera muwaana na
I need somebody
Abeere nanana
Somebody

Share Somebody Lyrics by Fik Fameica

📣 Do you find Musiclyfer useful? Follow us on Facebook(@musiclyfer) and stay updated.