Sizzaman – Lusama LyricsSizzaman – Lusama Lyrics

Lusama Lyrics written by Sizzaman

Intro
Wadelse, Nas beats
Sizza, Zebra cross

Verse I
Last night nafunye omusama
Mugamba tugende ku supper
Koye lwaki tetujilya emisana [agambye atya?]
Eh ok kale dear
Asaba African tea, baleeta amatta [Agayaye]
Koye, waiter sinatumya ku matta
Asaba omlette amajji baleeta masiike
Koye, oba bampe ku scrambled
Tutuka ewaka yaka bamusazeko
Adda ku balcony ayogerera wagulu

Baby, yandiba general problem
Abalala bayina, general problem
Tusanga Becky, bebazilwanako e Guangzhou
Koye, Becky, you’ve made a mistake
Becky kwekumuddamu, mbu atte what one?
K’omusama, eh you’ve make anaza
Naffa! Eky’okyekisadda
As a true ghetto boy with chadda
Smartness, know no weather
Tampon eyiye mbu leather

Bridge
Best actress William Makeba
Enkuba wejja, isn’t that tsunami?
Beach jalabye, isn’t that Miami?
Buli designer, isn’t that Versace?
Buli Perfume, isn’t that Issey Miyake?

Chorus
Mm mm siwulira mu lusama
Temuli lusama, hee, ndunonya temuli lusama
Nabbi, ebizibu byo biwunye k’ogudde ku dictionary
[Waswadde] Wagudde ku nabbi, wesomye nnyo
Nange newadde nickname eya, nabbi
Okyuuse? Wadelse? Okyuuse? Wadelse? Okyuuse? Wadelse?
Wadelse

Verse II
Sisiri mpulira temuli lusama, zzi oh yeah, temuli lusama
Sherry olabika gwe toil musama, oh yeah, temuli lusama
Housing made in Kaboowa, mouthpiece nayo ya Kaboowa
Screen protector enafuye njilaba
Oli assembled Vietnam oba wwa?

Read Sizza Man – Automatic Lyrics ft Sheebah

Chorus
Mm mm siwulira mu lusama
Temuli lusama, hee, ndunonya temuli lusama
Nabbi, ebizibu byo biwunye k’ogudde ku dictionary
[Waswadde] Wagudde ku nabbi, wesomye nnyo
Nange newadde nickname eya, nabbi
Okyuuse? Wadelse? Okyuuse? Wadelse? Okyuuse? Wadelse?
Wadelse

Bridge

Outro
Mm mmm wagudde ku nabbi, eya nabbi
Okyuuse? Wadelse? Okyuuse? Wadelse? Okyuuse? Wadelse?
Wadelse
Wadelse, Nas Beats, Zebra cross mhm

4G sound systems, dictionary series
Naye mwana ddemu gwe stoleki?
Wangambye oli musama atte biki
Naye atte kati ndaba ebintu temuli lusama
Stoleki awo oba? Kati awo tuba tukikola tutya
Kuba nabadde manyi mulimu olusama, atte temuli lusama
Wali eli nabadde nsubira mulimu olusama, wali eri wona
Naye temuli lusama, kati awo tuba tukikola tutya
Eh, Wadelse, wadelse!

📣 Do you find Musiclyfer useful? Follow us on Facebook(@musiclyfer) and stay updated.