Kabakko
Atukula bwe ttukuttuku
Kino kinaggwa!
Atukula bwe ttukuttuku
Eno beats
Atukula bwe ttukuttuku
A Fik Fameica Kabakko Sheebah TNS
Sheebah
Ono omwana engeri gy’anyirira
Nze taȠȠanya na kutemya
Nze sitaani tonkema
Nze nvaako tonkema aah aah
Ono omwana engeri gy’anyirira
Nze taȠȠanya na kutemya
Nze sitaani tonkema
Nze nvaako tonkema aah aah
Kabakko
Ye kiki kino kyendiko?
Obulungi bw’ono omwana bunfudde ng’atamidde!
(Kakkana)
Mpulira nsaanuuka nzenna nzigwerera
Omutima ntujjirira ddu ddu!
Ndi fit ninga eyakava e Kyankwanzi
*Little lonely na mutafuta maazi
Simanyi oba nzirire oli Namazzi?
(Togeza)
Nzireyo ndabe oba onipe chance
Engeri gye mbigitaana nti
(Eh!)
Ne mmala nkukwatako nti
(Okola ki?)
Ne nkuteeka mu fix bwenti
(Ayayaya!)
On’ompulira alaali
Awu!
TNS
Kabakko
Onnumya nnyo onnumya nnyo
Mwana gwe nze nkubuulira alaali
Ombonyabonya
Ne mbeera ng’akamula olwazi
Enkya nkeera mu kuyiiya nsiibe mu kuyiiya
Olw’eggulo ngyije ondiise
(Babe)
Ggwe kanya kubalumya baleke nga balobye
Olw’eggulo nzije ondiise
Kino kyookya
Ombugumizza omubiri gwookya
Mwana gwe
*Sitakuwacha
Ngya kukolerere ng’akalogoyi logoyi logoyi logoyi logoyi
Fik Fameica
A Fik Fameica
Kabakko kano tokawona (Awu)
Ne bwe wekweka wa kakunona
Ka face kyekyo ate kalina ebbina
Oba lya nnyina!
Wabula onina
Nyumirwa by’ozina
Kyokka nkuyita towuuna
Ofubye okunyonoona
Walaalala onzita mwanamuwala
Nkusaba mba wala
Ontwala njabala
Z’onkudde nzibala
Njagala kwewala
Okola bye njagala
Ate ne binsobera
Yeah
Atukula bwe ttukuttukuttuku
Atukula bwe ttukuttukuttuku
All
A Fik Fameica
Atukula bwe ttukuttuku
Queen Sheebah
Atukula bwe ttukuttuku
Kabakko
Atukula bwe ttukuttuku
TNS
Atukula bwe ttukuttuku
Eno Beats
Read Kakima Lyrics by Fik Fameica ft. Wembley
Share Sitaani Tonkema Lyrics by Roden Y Kabakko ft. Sheebah Karungi & Fik Fameica
📣 Do you find Musiclyfer useful? Follow us on Facebook(@musiclyfer) and stay updated.