Read Siggya Kuva Kampala Lyrics by Red Banton
Buli annoonya mu Kampala gy’onsanga
Madder
Revolution
It’s a revolution
Red Banton
Is a revolution
Revolution
It’s a revolution
Red Banton (hahaha)
Is a revolution (kale olabye!)
Siggya kuva Kampala ŋŋaanye
Siggya kuva ku mulamwa ŋŋaanye
Aah nemeddewo ŋŋaanye
Eyeyita ansobola antwale
Siggya kuva Kampala ŋŋaanye
Siggya kuva ku mulamwa ŋŋaanye
Aah nemeddewo ŋŋaanye
Eyeyita ansobola antwale
Baŋŋamba okujja e Kampala nti ngya kubeera bulungi
Mbu eŋuudo nnungi
Ebintu by’ekibuga birungi
N’abakyala bangi abalungi
Abatalina bizibu bingi
Bonna bannalulungi
Balinga Nvannungi
Business nnungi
Tebalina kamiro ka siringi
Aah naye ssi birungi
Kampala ssi bizimbe
Aah naye ssi birungi
Kampala ssi bipande
Olaba ne Mutaawe owange yekyusa langi
Sso nga ndi muto we (hahaha)
Nsonga za mukulu na muto we
Kale olabye!
Siggya kuva Kampala ŋŋaanye
Siggya kuva ku mulamwa ŋŋaanye
Aah nemeddewo ŋŋaanye
Eyeyita ansobola antwale
Siggya kuva Kampala ŋŋaanye
Siggya kuva ku mulamwa ŋŋaanye
Aah nemeddewo ŋŋaanye
Eyeyita ansobola antwale
Kwana mingi weesige mitono nkikugambye
Waliwo gwe naleeta, kati y’annumbye!
Agambye abawagizi bankyawe
Ate nga tweddira kimu Mutaawe
Obuliri nga nsula naawe
Mutaawe muzibu alumbye muko we
Nava mu Masaka mu biseera bya pandagaali
Red Banton nnoonya money na midaali
Naye tebyali byangu nga nsottawo kagaali
Nga ŋŋenda okukola emirimu egya askari
Ogwa night watch nagukolanga alaali
Nga sseebaka tulo kubanga nnoonya za sukaali
Njagala nzire ewaka mpulire emizira n’amataali
Madder (hahaha)
Siggya kuva Kampala ŋŋaanye
Siggya kuva ku mulamwa ŋŋaanye
Aah nemeddewo ŋŋaanye
Eyeyita ansobola antwale
Siggya kuva Kampala ŋŋaanye
Siggya kuva ku mulamwa ŋŋaanye
Aah nemeddewo ŋŋaanye
Eyeyita ansobola antwale
Related: Corridor lyrics by Kapa Cat
Buli annoonya mu Kampala gy’onsanga
Buli annoonya mu Kampala gy’onsanga
Buli annoonya mu Kampala gy’onsanga
Mu bbaala z’e Kampala (gy’onsanga)
Mu street z’e Kampala (gy’onsanga)
Mu nnyumba z’e Kampala (gy’onsanga)
Mu bbanka z’e Kampala (gy’onsanga)
Mu ppaaka z’e Kampala (gy’onsanga)
Kale olabye
Buli wamu nze mbeerawo (gy’onsanga)
High Table ewa Simo gye twesanga
Ne twebuuza ne twebbonga
Posh Bar e Kabalagala
Ewa Biggie, gyebukeerera (hahaha madder)
Revolution
It’s a revolution
Red Banton
Is a revolution
Siggya kuva Kampala ŋŋaanye (revolution)
Siggya kuva ku mulamwa ŋŋaanye (it’s a revolution)
Aah nemeddewo ŋŋaanye (Red Banton)
Eyeyita ansobola antwale (is a revolution)
Siggya kuva Kampala ŋŋaanye
Siggya kuva ku mulamwa ŋŋaanye
Aah nemeddewo ŋŋaanye
Eyeyita ansobola antwale
Siggya kuva Kampala ŋŋaanye
(Buli annoonya mu Kampala gy’onsanga)
Siggya kuva ku mulamwa ŋŋaanye
Aah nemeddewo ŋŋaanye
(Mu bbaala z’e Kampala, gy’onsanga)
Eyeyita ansobola antwale
(Mu street z’e Kampala, gy’onsanga)
Mu nnyumba z’e Kampala (gy’onsanga)
Mu bbanka z’e Kampala (gy’onsanga)
Mu ppaaka z’e Kampala (gy’onsanga)
Buli wamu nze mbeerawo
- Dax Vibez & Vinka – Believe Lyrics
- Magician Lyrics by An-Known
- BWE PABA Lyrics – Fik Fameica & Sheebah
- Omwenge Lyrics – Azawi
- Elevated Lyrics – Azawi ft Elijah Kitaka, Mike Kayihura & Bensoul
📣 Do you find Musiclyfer useful? Follow us on Facebook(@musiclyfer) and stay updated.