Kabuye SsembogaKabuye Ssemboga

Shelia Lyrics by Kabuye Ssemboga

Ebikujangazisa sibingi
Ogwo omukwano ogukulukuta
ng’amazzi
Abalungi aibawuuna
Mbwa za namaaso sili ku misege
Ondaze omukwano mungi
Bangi abanegombesa
Engeri gyombudabuda
Abalala bakuyita kukitiza
Shei uh Sheila
Yeh eh
Nzijjanjaba gwe musawo

Wotoba nze mbe nani?
Sheila
Wotoli mpulira mbula aaah ah ah aah
Oyagala nze mbe nani?
Yeh eh
Vva kukyejjo dda wano wendi

Ziba amaaso ofunge omwooyo
Abakuwalilira baleke
Abakugamba ebitalimu
Mbu ondeke ate odde kw’abo
Bakulimba abo babi

Wotoba nze mbe nani?
Sheila
Wotoli mpulira mbula aaaah ah ah aah
Oyagala nze mbe nani?
Yeh eh
Bakulimba abo babi

Nze nkutuumye amanya mangi
Gwe kimuli gwe kimyanso
Ssekukkulu yange sweet holiday
Bwenkuyita ng’ompitaba
Oyanguwanga mangu n’ojja gyendi
Gwe musawo gweninawo

Wotoba nze mbe nani?
Sheila
Wotoli mpulira nnumwa aaaah ah ah aah
Oyagala nze mbe nani?
Yeh eh

Oyanguwanga notera odda gyoba
Wotaba mbula amagezi ganesiba
Oyanguwanga notera odda mangu
(Nekiro awaka ntyawo)
Kati ntegeka kyakuwooza naabo
Abakuba endere abanemesa byemba nkola
Nga bakusonseka obugambogambo

Oyanguwanga notera odda gyoba
Wotaba mbula amagezi ganesiba
Oyanguwanga notera odda mangu
( N’awaka ekiro ntyawo)
Kati ntegeka kyakuwooza naabo
Abakuba endere abanemesa byemba nkola
Nga bakusonseka obugambogambo

Ababadde banjagala mwenna mwelaba
Ngenze n’omwana atalinako yaye
Kati ngezze nnina n’emirembe
Tekyaali kinkoza nafuna omudoctor
Yamanyi eddagala lyange
Yamanya bwegusula
Embeera y’omutima gwange Ei eh
Yamanyi e doze gyapima
Okufukilira obulamu bwange
Yamanya bwegusula
Embeera y’omutima gwange ei eh

Ababadde banjagala mwenna mwelaba
Ngenze n’owange atalinako yaye
Kati ngezze nnina n’emirembe
Tekyaali kinkoza nafuna omudoctor
Yamanyi eddagala lyange
Yamanya bwegusula
Embeera y’omutima gwange Ei eh
Yamanyi e doze gyapima
Okufukilira obulamu bwange

Atalinako yaye
Laba ngezze nnina n’emirembe
Tekyaali kinkoza nafuna omudoctor
Yamanyi eddagala lyange (oyanguwanga notera odda gyoba)
Yamanya bwegusula (Wotoba mbula
Embeera y’obulamu bwange (amagezi ganesiba
Yamanyi e doze gyapima (oyanguwanga notera odda mangu
Okugerela ku bulungi bwange (n’ekiro awaka ntyaawo
Yamanya bwensula (kati ntegeka kyakuwooza naabo
Embeera yobulamu bwange ( abakuba endere)
Abanemesa byemba nkola
nga bakusonseka obugambogambo

Ababadde banjagala mwenna mwelaba
(Oyanguwanga notera odda gyoba)
Ngenze n’owange atalinako yaye
(Wotoba mbula)
Kati ngezze nnina n’emirembe
(Amagezi ganesiba )
Tekyaali kinkoza nafuna omudoctor
(Oyanguwanga notera odda mangu
N’awaka ekiro ntyaawo)
Yamanyi eddagala lyange
(Kati ntegeka kyakuwooza naabo )
Yamanya bwegusula
(Abakuba endere )
Embeera y’obulamu bwange Ei eh
(Abanemesa byemba nkola)
Yamanyi e doze gyapima
(Nga bakusonseka obugambogambo)
Okufukilira obulamu bwange

📣 Do you find Musiclyfer useful? Follow us on Facebook(@musiclyfer) and stay updated.