Sheeba – Mukama Yamba Lyrics

Mukama Yamba Lyrics by Sheeba

Check out Sheebah – Mukama Yamba mp3 download

Asalam aleikum waleikum msalam
Olyeyo nze ndi eno, naye tuli kimu
Ebyensi byo byansi, mugulu tuli kimu
Katonda agaba ensimbi, tuwe otuwonye nebingyi
Endwadde zo nyingyi eno, tuyambe tudeyo jooli
Abantu bakwateko leero, Oh oh leero
Ffena tukwateko leero, Oh oh leero

Mukama yamba naye mukama sasila yamba
Nzize nga bwendi mukama yamba
Nebirungyi yongera yamba
Tuli eno abaana bo mukama yamba
Lwensobeza nkwetondera
Mponya okuloota nzija mubilooto
Naye mukama sasila yamba
Mponya okukaaba mukama nkaaba
Nebirungyi yongera nzize nga bwendi leero
Nzize nga bwendi leero

Mukama wange leero nawe wuwo
Oli lumuli lwenekwatako nze kale
Ekimu ekyekumi mukama nkitola kale
Tola Zakat tola Zakat nkudize nze kale
Kubyompadde ndikuwaki nze nkusime kale
Nkumira akalimu kange kale
Nkumira maama wange kale
Nyamba mpa emikwano emirungyi kale

Mukama yamba naye mukama sasila yamba
Nzize nga bwendi mukama yamba
Nebirungyi yongera yamba
Tuli eno abaana bo mukama yamba
Lwensobeza nkwetondera
Mponya okuloota nzija mubilooto
Naye mukama sasila yamba
Mponya okukaaba mukama nkaaba
Nebirungyi yongera nzize nga bwendi leero

Leero Leero Leero amaziga manji leero
Amaziga manji leero twagala namasanyu tugalabe leero
Mukama mulungyi ebanga kamusinze nga banga lyona
Toyagala maziga toyagala bulumi
Oyagala kunyumirwa nga watali butego
Oyagala masanyu oyagala bulamu oyagala kubera nga bali abazikuba
Oyagala masanyu oyagala bulamu
Gwe gendayo ewamukama yagaba obulamu

Naye mukama sasila yamba
Nzize nga bwendi mukama yamba
Nebirungyi yongera yamba
Tuli eno abaana bo mukama yamba
Lwensobeza nkwetondera
Mponya okuloota nzija mubilooto
Naye mukama sasila yamba
Mponya okukaaba mukama nkaaba
Nebirungyi yongera nzize nga bwendi leero
Nzize nga bwendi leero

Nyongera nyongera
Mukama nkaaba
Mukama nkaaba
Mukama nkaaba

Submit lyrics

Hottest lyrics now!!

📣 Do you find Musiclyfer useful? Follow us on Facebook(@musiclyfer) and stay updated.

Share this

Newsletter Updates

Enter your email address below to subscribe to our newsletter

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *