Omulala by Serena Bata

Bata bata
Eeeh
Nessim Pan Production

Mukama mpaayo omulala
Ono gwe wampa si wange
Wampa wa bbiya
Ate nze ndi muntu wa soda
Leeta omulala
Ono gwe wampa si wange
Wampa wa busungu
Ate nze ndi muntu wa ddembe

Ebintu bya love nga binyuma, ooh
Byo binyuma, naye mbu gye bikoma okunyuma
Bagamba gye bikoma okulumya
Nga gwe wafuna waya temugatta eeh, eh
Nange bintuukako eno
Omuntu ono si wange
Ono ayagala birala
Nange njagala birala
Kati nsaba mulala
Mulala, mulala, ooh

Mukama mpaayo omulala
Ono gwe wampa si wange
Wampa wa bbiya
Ate nze ndi muntu wa soda
Leeta omulala
Ono gwe wampa si wange
Wampa wa busungu
Ate nze ndi muntu wa ddembe

Njagala ondeetere omuntu
Omulala ataalwe mu bbaala
Ono okuseka waakiri ayomba
Mpulira antamizza n’ennyumba
Bwe ŋŋendako out ng’abuba!
Bwe ŋŋenda ku church era abuba!
Yangoba ku mikwano ng’ayomba
Okumusigaza waakiri agenda
Ono tali romantic
Bwe ntunula ekintu kye kibulamu
Olumu njoya muhabbati
Olwo n’anyumya emboozi
By’ayagala nze byannema
Atakikolanga y’aba annenya, eh yeah

Mukama mpaayo omulala
Ono gwe wampa si wange
Wampa wa bbiya
Ate nze ndi muntu wa soda
Leeta omulala
Ono gwe wampa si wange
Wampa wa busungu
Ate nze ndi muntu wa ddembe

Kati nsigadde bw’omu
Kansuubire essaala yange eyiseemu
Nsaba onkyusizeemu
Ompeemu omulala anzigyaamu
Ono tali romantic
Bwe ntunula ekintu kye kibulamu
Olumu njoya muhabbati
Olwo n’anyumya emboozi
Nange bintuukako eno
Omuntu ono si wange
Ono ayagala birala
Nange njagala birala
Kati nsaba mulala
Mulala, mulala, ooh

Mukama mpaayo omulala
Ono gwe wampa si wange
Wampa wa bbiya
Ate nze ndi muntu wa soda
Leeta omulala
Ono gwe wampa si wange
Wampa wa busungu
Ate nze ndi muntu wa ddembe

Submit lyrics

📣 Do you find Musiclyfer useful? Follow us on Facebook(@musiclyfer) and stay updated.