Lyrics of Sembera Radio ft Lyto Boss
Angel Music
Josh Wonder feeling
Lyto Boss and Radio
Radio
Luno oluyimba lulwo darling Yeah
Obadde wanneelabira
Dear wakyuka wafuuka
Wamyuka wenna aah
Mbadde sikujjukira
Kwe kubuuza nga ŋŋonze
Neetowaazizza
Nga manyi nfunye omulungi omulala
Wagenda
Omutima gwange n’ogukanga n’oguwunza
Oh! Nakwoleza nga amasuuka eeh
Bwe wankubanga
Nga mbikweka
Nafuna annyigaanyiga eeh
Radio & Boss
Baby naawe sembera
Sembera
Wantuuka ewala
Ewala ewala ddala
Koona heart yingira
Yingira
Wantuuka ewala ddala
Ewala ewala ddala
Baby naawe sembera
Sembera
Wantuuka ewala
Ewala ewala ddala
Koona heart yingira
Yingira
Wantuuka ewala ddala
Ewala ewala ddala
Boss
Mukwano nkwagala wantuuka ewala
Sirina mulala
You’re ma love
By’okola bya njawulo ku by’abalala
Tebifaanagana
Oli wa ddala
Baby, yeggwe awoomya ebikaawa
Era yeggwe eyansangula
Amaziga nga nkaaba
Nkwagala buli lunaku
Yeggwe eyamponya ennaku, babe
Nazungazunga ku lukomera
Bwe wakyusa ennamba natomera
Boss & Radio
Baby I love you dear
My love for you isn’t a disguise
Oli mulungi bya ddala
Bya ddala ddala ddala
My love for you is so much
A match made by the angels
Ya ddala
Ya ddala ddala ddala
📣 Do you find Musiclyfer useful? Follow us on Facebook(@musiclyfer) and stay updated.