Here are the correct and complete lyrics to ‘Sembera by Geosteady, read the lyrics below and sing along.
A Geosteady Blackman
Bass Boss
Ndi n’owange my lover
Waguan
Y’ono gwe nasomako mu butabo
Ne maama yaŋŋamba, nti abalungi batono
Nti era ofunda n’owuwo ayaniriza awuliriza
Nelwezibuze mulo akuba engalo
Ataliyanika buziina bwo
Afazaali yeesibirayo mu kazigo
Abaana n’alera, n’abikka
Mu buli mbeera era alibeerawo
Era kati nina gwe
Ssanyu ly’omutima gwange (oh maama oh)
Ebya bali mbitadde
Kabuuti y’obulamu bwange (oh maama oh)
Sembera maama
Sitereera ng’otudde eyo
Yanguwa loola
Nga n’amaaso otunudde eno
Sembera maama
Sitereera ng’otudde eyo
Yanguwa loola
Nga n’amaaso otunudde eno
Kikole kati, katikitiki
Kati, katikitiki
Kikole kati, katikitiki
Kati, katikitiki
Ono y’alimu amasanyu ge nnoonya
(Amasanyu ge nnoonya)
Kiwala kirungi, tekimanyi kuyomba
(Tekimanyi kuyomba)
Yakuzibwa alina akasusu
N’eddoboozi ery’eggonjebwa
Kati njagala mwagale mubatamye (eeh eh)
Ennyonyi mmubuusize (eeh eh)
Ebifo tubirambule laba mwanamuwala
Allah yangerekera yamala
Era kati nina gwe
Ssanyu ly’omutima gwange (oh maama oh)
Ebya bali mbitadde
Kabuuti y’obulamu bwange (oh maama oh)
Sembera maama
Sitereera ng’otudde eyo
Yanguwa loola
Nga n’amaaso otunudde eno
Sembera maama
Sitereera ng’otudde eyo
Yanguwa loola
Nga n’amaaso otunudde eno
Kikole kati, katikitiki
Kati, katikitiki
Kikole kati, katikitiki
Kati, katikitiki
Y’ono gwe nasomako mu butabo
Ne maama yaŋŋamba, nti abalungi batono
Nti era ofunda n’owuwo ayaniriza awuliriza
Nelwezibuze mulo akuba engalo
Ataliyanika buziina bwo
Afazaali yeesibirayo mu kazigo
Abaana n’alera, n’abikka
Mu buli mbeera era alibeerawo
Era kati nina gwe
Ssanyu ly’omutima gwange (oh maama oh)
Ebya bali mbitadde
Kabuuti y’obulamu bwange (oh maama oh)
Sembera maama (sembera eno maama)
Sitereera ng’otudde eyo (ng’otudde eyo)
Yanguwa loola (loolera eno gyendi)
Nga n’amaaso otunudde eno
Sembera maama (sembera eno maama)
Sitereera ng’otudde eyo
Yanguwa loola (loolera eno gyendi)
Nga n’amaaso otunudde eno (ng’otunudde eno)
Sembera eno oh
Sembera eno
Jah Live
More from us
- Influencer by Feffe Bussi
- Singa Lyrics by John Blaq & Lydia Jazmine
- Tina – Shawn Maine ft Joshua Baraka
- Ebiseera Ebyo Lyrics – King Saha
- Maama Lyrics – Judith Babirye
📣 Do you find Musiclyfer useful? Follow us on Facebook(@musiclyfer) and stay updated.