Seen Don Lyrics by Ronald Alimpa

Double Kick
Yaled

Ooh Oh
Ffe tuli balungyi tewali yakyama
Tuli badugavu abeeru abamu badaama
Tulya muceere kasooli ne kawo..yeeh
African weather
Leka nkutwaleko baby eUganda
Nkunogere enkenene namapeera
Uganda zaabu nsi ya green
Enkuba etonya nakasana kaaka

Seen Don nyweza wokute wewo bambi tonta
Weweke kumugongo nze nkutwaleko paka eUganda
Alina ekyenyi kimulinga ndabilwamu
Alimu ekyama kiriza nekuba akaama
Seen don nyweza wokute wewo bambi tonta
Weweke kumugongo nze nkutwaleko paka eUganda

Akaloboziko ko nyo kampomera nga lupiya
Ekinyumila lwakuba nkuyita oyitaba
Nina love yo nyingyi ekulukuta nga Kiyira
Sembera wano eno guno gubimba nga soda musunde hmmm
Siri asikaali naye ka nkukume akukwatako ye wakabazzi
Oba kumwocha buchomo kukyooto nga bwebayokya abajulizi

Seen Don nyweza wokute wewo bambi tonta
Weweke kumugongo nze nkutwaleko paka eUganda
Alina ekyenyi kimulinga ndabilwamu
Alimu ekyama kiriza nekuba akaama
Seen don nyweza wokute wewo bambi tonta
Weweke kumugongo nze nkutwaleko paka eUganda

Nze jenzalwa olusuku lwa Ceminti, lussa matooke mawaate
Endagala njuguluze okukoowa tewali
Tulina emigga nensonzi emitti emiwanvu
African weather, tuli balungyi tewali yakyama
Tuli badugavu abeeru abamu badaama
Tulya muceere kasooli ne kawo..yeeh
African weather, leka nkutwaleko baby eUganda
Nkunogere enkenene namapeera
Uganda zaabu nsi ya green
Enkuba etonya nakasana kaaka

Seen don nyweza wokute wewo bambi tonta
Weweke kumugongo nze nkutwaleko paka eUganda
Alina ekyenyi kimulinga ndabilwamu
Alimu ekyama kiriza nekuba akaama
Seen don nyweza wokute wewo bambi tonta
Weweke kumugongo nze nkutwaleko paka eUganda

Hottest lyrics right now!

📣 Do you find Musiclyfer useful? Follow us on Facebook(@musiclyfer) and stay updated.

Share this

Newsletter Updates

Enter your email address below to subscribe to our newsletter

3 Comments

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *