Juliana Kanyomozi – Sanyu Lyange Lyrics
Verse 1
Nafuny’ono kati nina ebbugumu lya love nf’essanyu
Nafuny’ono amaaze ko enyonta ya love mpewedde
Ono munyo gwenyini, alimu ensa ansanyusa
Ndi mugumu nyo mundabe, ankwatako yewera
Njagala omwana mwagale okutuusa enyanja bwezikala
Njagala nange bankube mu mawulire okumenya record, eh!
Chorus
Essanyu lyange, yansaanira
Kabiite wange, bwe bulamu bwange
Essanyu lyange, yansaanira
Kabiite wange, bwe bulamu bwange
Verse 2
Namazze dda kati nin’ebintu byengenda okwekola
Era n’abo abansaba akanamba mukube ku y’ono
Ono zaabu yenyini class ye nga nene
Ntadde mu gear nnene nange sirina gakweebera
Njagala omwana mwaagale okutuusa ensozi okubbira
Njagala nange bannange ku reediyo ntino nkyekoze, eh!
(Chorus)
Essanyu lyange, yansaanira
Kabiite wange, bwe bulamu bwange
Essanyu lyange, yansaanira
Kabiite wange, bwe bulamu bwange
Verse 3
Kati oli nebwaleeta ebingi, nebwakomba ku paasi
Nebwamira enyanja, sibiraba nze
Kaleete ensimbi, kayogere ebingi
Nebwasamba okusinga Ronaldo simulaba nze
Simulaba simulaba, simulaba nze
Nin’ono yansaanira, simulaba nze
(Chorus) X2
Essanyu lyange, yansaanira
Kabiite wange, bwe bulamu bwange
Essanyu lyange, yansaanira
Kabiite wange, bwe bulamu bwange
📣 Do you find Musiclyfer useful? Follow us on Facebook(@musiclyfer) and stay updated.