Salary Lyrics – Ugaboys & Selecta JeffSalary Lyrics – Ugaboys & Selecta Jeff

Salary Lyrics – Ugaboys & Selecta Jeff

Mpaka Sound Dis
Selecta Jeff
Ugaboys tell me so

Bwe naafuna ku salary
Nja kulumba ebbaala
Njagala mpoomerwe ekyenge
Nja kujooga ku kaalo
Bwe naafuna ku salary
Nja kulumba ebbaala
Njagala mpoomerwe ekyenge
Nja kujooga ku kaalo
A Ugaboy so

Bwenti bwenti nze bwe nkola
Ssente ezange zange ate seewola
Byana bimpita daddy bwe mbiwa
Hennessy, Fanta Fanta nga bwe ngula
So njagala kupoppinga wine
Just kunneerabiza ex
Kutakinga risk
Bwe kigaana nga ndatinga bestie
Champion zannyamu ku kindandali
Gampe ndabye baby bedroom bully
Mumpi alinamu n’amathandali, eh
Mulage ku wallet y’akwagale

Bwe naafuna ku salary
Nja kulumba ebbaala
Njagala mpoomerwe ekyenge
Nja kujooga ku kaalo
Bwe naafuna ku salary
Nja kulumba ebbaala
Njagala mpoomerwe ekyenge
Nja kujooga ku kaalo

Wali omanyi nti ndifa bw’ondeka
Wali omanyi siwona
Wali omanyi mbu ndifa lwa njaga (lwa njaga)
Mukwano wanneesonyiwa
Nange nakwesonyiwa aah ah ah
Bwenti bwenti nze bwe nkola
Ssente ezange zange ate seewola
Byana bimpita daddy bwe mbiwa
Hennessy Fanta Fanta nga bwe ngula

So njagala kupoppinga wine
Just kunneerabiza ex
Kutakinga risk
Bwe kigaana nga ndatinga bestie
Champion zannyamu ku kindandali
Gampe ndabye baby bedroom bully
Mumpi alinamu n’amathandali
Mulage ku wallet y’akwagale

Bwe naafuna ku salary
Nja kulumba ebbaala
Njagala mpoomerwe ekyenge
Nja kujooga ku kaalo
Bwe naafuna ku salary
Nja kulumba ebbaala
Njagala mpoomerwe ekyenge
Nja kujooga ku kaalo

Bwe naafuna ku salary
Kwata
Nja kulumba ebbaala…

Submit lyrics

📣 Do you find Musiclyfer useful? Follow us on Facebook(@musiclyfer) and stay updated.