Seen Don Lyrics by Ronald AlimpaSeen Don Lyrics by Ronald Alimpa

Verse 1
Jessica mwana wanyabo kulika emugga
Wadde oleese ga bore mpako nyweko
Obwedda ndi mukubo mummy nkulinda
Emeeme nentunduga simanyi lwaki
Kitawo yanemesayo ewaka okusooba
Konze obucha buziba ndiba nkusanga
Kakati kenkulabyeko dear mulongo
Bako kyonkolerawo ekirabo okwagala
Yenze Alimpa Ronald amanya agekika
Nesulira Ggaba kumazzi era ngenda
Omulimu nkuba guitor siribera idler
Mubidongo ndi wakabi buuza abamanyi
Bwekiba kika kyasiimu onfudde mapeesa
Obwongo bwankyankalanye sikyali muntu
Sembera nkukwate mpulire omubiri
Mukama yakuwa body enyuma okunywegera

Chorus
Labayo nabulwa omubiri
Naye ate nonjagalako ngufuna kwolwo
Ahaa love nkalamata wadde oleese ga bore mpako nyweko
Nabulwa omubiri naye ate nonjagalako ngufuna kwolwo
Ahaa love nkalamata wadde oleese ga bore mpako nyweko

Verse 2
Abanji bankola bubi okuffa mubwangu
Singa bakulabako tebandifudde
Newaka nenkutwalayo sigula taala
Kubanga osinga ne Solar sweet okwaaka
Kababe aba traffic nga bebakuumi
Wakiri mutabani wa Gaddafi anyambako
Ako akabina kokikinaza okukira enswejjere
Eriiso lyoyiringula okira esalambwa
Laba ate bagemulira ebbere kakaga ka kedo
Wabula osanira kulya toli musikeko
Bwebibera nga biduka Jessica osinga ne hummer
Bwebibera nga biduka Jessica osinga ne hummer
Love jenkwagalako ndese ekisumuluzo

Chorus
Labayo nabulwa omubiri
Naye ate nonjagalako ngufuna kwolwo
Ahaa love nkalamata wadde oleese ga bore mpako nyweko
Nabulwa omubiri naye ate nonjagalako ngufuna kwolwo
Ahaa love nkalamata wadde oleese ga bore mpako nyweko

Verse 3
Ayi ngwentendereza nyini ggulu
Kuluno nkusaba olage taata amanyigo
Ekanisa nengyera nga ekyekumi nenkiwa
Nga manyi bulikya lumu nfune ku mpera
Wabula konjagalako ojakuba olidemu
Ofunye box gear etali nankwatemu
Kanjagalako ajakuba alidemu
afunye box gear etali nankwatemu

Chorus
Labayo nabulwa omubiri
Naye ate nonjagalako ngufuna kwolwo
Ahaa love nkalamata wadde oleese ga bore mpako nyweko
Nabulwa omubiri naye ate nonjagalako ngufuna kwolwo
Ahaa love nkalamata wadde oleese ga bore mpako nyweko

📣 Do you find Musiclyfer useful? Follow us on Facebook(@musiclyfer) and stay updated.