Rema Namakula – Wandiisa KiRema Namakula – Wandiisa Ki

Wandiisa Ki Lyrics by Rema Namakula

(Verse 1)
Amaaso gange tegatera Kukemebwa
Kuba ekirungi nekibi nkyawula
Ate nekinazala emirerembe nakyo mukama akimponya
Nzijukira nakulabako bulabi bwenti
Emeeme nentenguka
Simanyi kyewankola oba kyewampa kyona
Ahh naye wakikola

(Chorus)
Mbuuza wandiisa ki wanywesa ki
Wantegesa mutego ki gwe
Aah nze wandiisa ki wanywesa ki
Abalala byebatalaba

Mbuuza wandiisa ki wanywesa ki
Wantegesa mutego ki gwe
Aah nze wandiisa ki wanywesa ki
Abalala byebatalaba

(Verse 2)
Omulungi ategomba kuba namubutaala
Tolinga bali ba Arnold
Bwakuwa ecuupa olwo neyetala ebbala yonna emulengere
Nze abo wabamponya bakayoola
Ate nange ndi simple nga bwolaba
Wama sembera nange kansembere
Tukikubemu bwetuti

Sabula
Pararara pa
Pararara pa
Pararara pa
Pararara papapa

(Chorus)
Mbuuza wandiisa ki wanywesa ki
Wantegesa mutego ki gwe
Aah nze wandiisa ki wanywesa ki
Abalala byebatalaba

Mbuuza wandiisa ki wanywesa ki
Wantegesa mutego ki gwe
Aah nze wandiisa ki wanywesa ki
Abalala byebatalaba

(Verse 3)
Abageya bageye abanyumya banyumye ebiboozi
Naye nze sibiwulira nafuka kigala
Pamba gwentade mu matu gano golaba beibe
Segomba bingi kuba byenegomba byona bili mugwe dear
Wama sembera nange kansembere
Tukikubemu bwetuti

Sabula
Pararara pa
Pararara pa
Pararara pa
Pararara papapa

Sabula
Pararara pa
Pararara pa
Pararara pa
Pararara papapa

(Chorus)
Mbuuza wandiisa ki wanywesa ki
Wantegesa mutego ki gwe
Aah nze wandiisa ki wanywesa ki
Abalala byebatalaba

Mbuuza wandiisa ki wanywesa ki
Wantegesa mutego ki gwe
Aah nze wandiisa ki wanywesa ki
Abalala byebatalaba

Mbuuza wandiisa ki wanywesa ki
Wantegesa mutego ki gwe
Aah nze wandiisa ki wanywesa ki
Abalala byebatalaba

📣 Do you find Musiclyfer useful? Follow us on Facebook(@musiclyfer) and stay updated.