Ngonze by Rema Namakula

Ngonze Lyrics – Rema Namakula

Nessim Pan Production

Ye oba nkutandike ku Monday
Ng’onjagazizza ebya love
Mpulira ngezze n’engoye zinfunze
Oli musana mu budde bw’ekidde
Dose y’essanyu gyompa nze
Labayo n’akanyiriro bwe kamezze!
Buno buwoomi bwa guitar
Nkoba zaayo kwe nsuna
Obulungi weegoba na malayika, eh!
Ebyo nno bye weekoza binkyamula
Vuga nno mpola bambi tompalula
Biddemu neera binkolera
Wadde bimmegga binkyamula

Wabula olina ekipawa (ŋŋonze ŋŋonze)
Wulira effumu (ŋŋonze ŋŋonze)
Mutima wennyini (ŋŋonze ŋŋonze)
Obikoze dear (ŋŋonze)
Wabula olina ekipawa (ŋŋonze ŋŋonze)
Wulira effumu (ŋŋonze ŋŋonze)
Mutima wennyini (ŋŋonze ŋŋonze)
Obikoze dear (ŋŋonze)

Neebuuza ne sekwebuuza
Kiriba ki ekinnyiiza ku ggwe oba?
Kebaleete ebisente tebintengule
Nebweriba ddogo terikiika era
Nze nakwefuga wenna
Bwe nakufuna ebyange nebiggwa
Mutima ewange oli mugole (mugole, mugole)
Abalala nebwebeegula (aah)
Nalockinga ndi muzibe (muzibe, muzibe)
N’ebire ndibeerawo

Wabula olina ekipawa (ŋŋonze ŋŋonze)
Wulira effumu (ŋŋonze ŋŋonze)
Mutima wennyini (ŋŋonze ŋŋonze)
Obikoze dear (ŋŋonze)
Wabula olina ekipawa (ŋŋonze ŋŋonze)
Wulira effumu (ŋŋonze ŋŋonze)
Mutima wennyini (ŋŋonze ŋŋonze)
Obikoze dear (ŋŋonze)

Buno buwoomi bwa guitar
Nkoba zaayo kwe nsuna
Obulungi weegoba na malayika, eh!
Ebyo nno bye weekoza binkyamula
Vuga nno mpola bambi tompalula
Biddemu neera binkolera
Wadde bimmegga binkyamula

Wabula olina ekipawa (ŋŋonze ŋŋonze)
Wulira effumu (ŋŋonze ŋŋonze)
Mutima wennyini (ŋŋonze ŋŋonze)
Obikoze dear (ŋŋonze)
Wabula olina ekipawa (ŋŋonze ŋŋonze)
Wulira effumu (ŋŋonze ŋŋonze)
Mutima wennyini (ŋŋonze ŋŋonze)
Obikoze dear (ŋŋonze)

Babe touch me there (ŋŋonze ŋŋonze)
Bambi mba ku near (ŋŋonze ŋŋonze)
Obikoze dear (ŋŋonze ŋŋonze)
Tonva ku near (ŋŋonze)
Babe touch here (ŋŋonze ŋŋonze)
Bambi mba ku near (ŋŋonze ŋŋonze)
Obikoze dear (ŋŋonze ŋŋonze)
Tonva ku (ŋŋonze)

Babe touch me there (ŋŋonze ŋŋonze)
Bambi mba ku near (ŋŋonze ŋŋonze)
Obikoze dear (ŋŋonze ŋŋonze)
Tonva ku near (ŋŋonze)
Babe touch here (ŋŋonze ŋŋonze)
Bambi mba ku near (ŋŋonze ŋŋonze)
Obikoze dear (ŋŋonze ŋŋonze)
Tonva ku near (ŋŋonze)

Submit lyrics

📣 Do you find Musiclyfer useful? Follow us on Facebook(@musiclyfer) and stay updated.