Raniah Lyrics by Victor Ruz
(Intro)
Huoooo
Yeee
Baibe
Yeeeee
Mmmmmmmmh
(Verse 1)
Binji byenansalawo okwewala
Nga njagala omatire kyolaba
Naye buli lwosilika enyo ngo onyiize
Nze mbulwa no’tulo jensula
Mutima gukubeere wamu omwagarwa
Yegwe ndagiriro jenesiga
Obulamu wootolo sigenda maaso sida mabega
Ndiwo kuwa mirembe munange
Abalala kyebatakola
Nkutijise mu beewuwo na’bange
(Chorus)
Ooooh Raniah
Wanesiga
Newelesa aba sente
Ndayila tolikyejusa
Leka nkuwe mirembe
Baibe kye kigenderelwa
(Prechorus)
Dembe mirembe, mirembe
Dembe mirembe, Raniah jogwanira
Dembe mirembe, mirembe
Dembe mirembe, Raniah jogwanira
(Verse 2)
Mumwezi gwomunana wampola banja
Lwewa riskinga
Bitala byayaka red naye gwe watala afia
Okumponya lwolobulawo nze ndibantya aah
Nkusaba tonsibulanga manya nti toligwa
Beyi oli high grade ewaje cadviser
Ndiwo kuwa mirembe munange
Abalala kyebatakola nkutijise obewo wanabange
Uuuuhhh Raniah
Teliba alivayo akwengange
Silimenya byenasubiza
Ndiwo kuwa mirembe
Dembe kyekigendererwa
Uuuuuh baibe
(Prechorus)
Dembe mirembe, mirembe
Dembe mirembe, Raniah jogwanira
Dembe mirembe, mirembe
Dembe mirembe, Raniah jogwanira
(Verse 3)
Binji byenansalawo okwewala
Nga njagala omatire kyolaba
Naye buli lwosilika enyo ngo onyiize
Nze mbulwa no’tulo jensula
Mutima gukubeere wamu omwagarwa
Yegwe ndagiriro jenesiga
Obulamu wootolo sigenda maaso sida mabega
Ndiwo kuwa mirembe munange
Abalala kyebatakola
Nkutijise mu beewuwo na’bange
(Prechorus)
Dembe mirembe, mirembe
Dembe mirembe, Raniah jogwanira
Dembe mirembe, mirembe
Dembe mirembe, Raniah jogwanira
Hottest lyrics right now!!
- Ngenda Naawe Lyrics – B2C Ent
- Gukuba Lyrics – Nandor Love ft Vyroota
- Tonyt Lyrics – Rema Namakula
- Omwana W’eNabbingo – Eduwado Kayondo (Lyrics)
- Nzija Lyrics by Abeeka Band
📣 Do you find Musiclyfer useful? Follow us on Facebook(@musiclyfer) and stay updated.
So loving indeed peace is freedom