Superstar Lyrics – Rahmah Pinky

Read Superstar Lyrics by Rahmah Pinky

It’s T.N.S
It’s B.I.T on this beat

Superstar wankuba
Nze wankuba wankuba wankuba wankuba
Kubanga olina by’okola
Ebyo by’okola binnemya bye nkola ah
Okuva olunaku lwe nakulaba
Olunaku lwe nakulaba nakulaba nakulaba
Mwana gwe namatira
Namatira ah namatira ah

Also Download Rahmah Pinky – Superstar Mp3 Download

Yeggwe asanyusa omutima ogwange
Ke nkufunye nze kaneesunge
Ne bwe buliba kale ng’onkooye
Oŋŋambanga ne nkyusaamu nange
Bizzy body bizzy body yeah (iyee)
Nze nkukwata ng’ensonga (iyee)
Good body good body yeah
Kyenva nkwesunga
Nzenna wampamba
Siyinza na kwekyusa
Siyinza na kwefuula
Omukwano gwo baby gwannyweza

Superstar wankuba
Nze wankuba wankuba wankuba wankuba
Kubanga olina by’okola
Ebyo by’okola binnemya bye nkola ah
Okuva olunaku lwe nakulaba
Olunaku lwe nakulaba nakulaba nakulaba
Mwana gwe namatira
Namatira ah namatira ah

I’ve never seen a boy like you
No boy dem like you
Dem hold you tight you kiss you caress
You ah mi love with you
Njagala onvuge ku kagaali
Ate gwe ansiibya mu kamooli
Ng’onnyumiza emboozi z’amapenzi
Ssi bya mmotoka zino zi Benz
Omukwano gwo original (hmmm)
Yeggwe eyansika aerial (hmmm)
N’ondaga signal
Era kw’olwo nasalawo nze wuwo

Superstar wankuba
Nze wankuba wankuba wankuba wankuba
Kubanga olina by’okola
Ebyo by’okola binnemya bye nkola ah
Okuva olunaku lwe nakulaba
Olunaku lwe nakulaba nakulaba nakulaba
Mwana gwe namatira
Namatira ah namatira ah

Walaayi walaayi
When I look into your eyes
I see you you and I
We meant to be you and I
Omukwano gwo original (hmmm)
Yeggwe eyandaga signal (hmmm)
N’onsika aerial
Era kw’olwo nasalawo nze wuwo
Oli muntu wa vibe
Ekintu okiwa time
Time, time
Baby you’re my type

Superstar wankuba
Nze wankuba wankuba wankuba wankuba
Kubanga olina by’okola
Ebyo by’okola binnemya bye nkola ah
Okuva olunaku lwe nakulaba
Olunaku lwe nakulaba nakulaba nakulaba
Mwana gwe namatira
Namatira ah namatira ah

Zigi
Nze wankuba wankuba wankuba wankuba
Herbert Skillz on the one
Olunaku lwe nakulaba nakulaba nakulaba

Check out more from Rahmah Pinky

Hottest lyrics right now!!

📣 Do you find Musiclyfer useful? Follow us on Facebook(@musiclyfer) and stay updated.

Share this

Newsletter Updates

Enter your email address below to subscribe to our newsletter

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *