By using this site, you agree to the Privacy Policy and Terms of Use.
Accept
Musiclyfer
  • Music
  • Lyrics
  • News
  • Biography
  • Trash
  • Upload
Musiclyfer
Search
  • Music
  • Lyrics
  • News
  • Biography
  • Trash
  • Upload
Follow US
  • Cookies Policy
  • Privacy Policy
  • Terms and Conditions
  • Tip Us
© 2022 Musiclyfer, All Rights Reserved.
Lyrics

Paul Kafeero – Mukama Waffe Lyrics

lyfer
Last updated: 2022/03/09 at 5:58 AM
By lyfer Published November 2, 2021
Share
Paul Kafeero
Paul Kafeero

Njagala musaakaanye nnyo
Ate wakati mu kucanga endongo
Essanyu lyambugaanye
Olwa Mukama waffe okuva e magombe
Nnyimbye nseenekerera era sipapizza bigambo
Nsobole okumatiza omukkiriza
Nti ekyaffe kyayengedde
Lunaku lwa kunyanyagiza bivuga
Era luno lunaku lwa ddembe ddembe
Lwe lukira endala okusanyukirwa
Era tulina ffe kusaakaanya nnyo
Gwe twenyumirizaamu
Yezu Kristu omununuzi w’ensi
Dunia yayuguuma nnyo
Ng’Omuyinza oyo akkirira e magombe
Bambi yayaayaana nnyo
Bwe yakubwa ennyo n’okusambwasambwa
Nga tewali ataakirizaako so
Teyalangwa nsonga n’emu
Abakafiiri!!!

Ababatize tuyimbe
Nga tusaakaanyiza waggulu
Nti mirembe mirembe
Mukama waffe okuva e magombe
Aah ye wuuyo ayambadde obutafa
Okuva e magombe
Ddala mirembe mirembe
Mukama waffe okuva e magombe
Kitalo nnyo! laba abakafiiri bwe bafutubbadde
Okwo kulimba bulimbi era ako
Bakaabya kajanja bujanja
Kitalo nnyo! laba abakafiiri bwe bafutubbadde
Ebyo bye bafutubbadde
Baabifutubbala dda dda dda dda
Kitalo nnyo! laba abakafiiri bwe bafutubbaza
Baleke gwe ne befuttubbaza
Ffe ssi twakalaba abefutubbaza
Wamma ffe tuyimbe
Nga tusaakaanyiza waggulu
Nti mirembe mirembe
Mukama waffe okuva e magombe

Baamuduulira nnyo bwe bamala
Okumukuba enninga mu ngalo
Ku musaalaba gwe nti
‘Mukama kitaawo agukutaaseeko’
Kwali kutyoboorwa nnyo
Okumussa mu gabbi ga kkondo wakati
Kabaka oyo omulambirira
Yezu Kristu Omununuzi w’ensi
Baamulumya nnyo okumuzingirako
Omuge gw’amaggwa
Kko n’okumuleka obukunya
Ebyambalo bye anti nga bigabaniddwa
Ne bamuboggolera
N’amalusu ne bagamuwandulira
Baali bagwagwa bugwagwa ebyo byonna
Okubikola Omulangira omulamba
Bonna ne bagumusalira
Kale ogwo gwali musango nabaki!
Omuntu okugamba obugambi
Nti gundi ye kitange omuvunaana otya?

Eli lema sabachthani’ nga kiri mu lulimi lwe
Ye kye yeyogerera ng’assa
Omukka olwo ogwakomererayo
Ekivvuunulwa nti ‘Ayi Kitange Katonda w’ensi
Omulimu gwe wantuma guwedde
Taata nguleka mu bwangu’
Hmmm hmmm hmmm
Hmmm hmmm hmmm

Yaziikwa n’amalaalo ge
Ne gassibwako oguyinja oguzito
Kyokka Maria Madalena okukeesaayo
Obuwoowo nga yazuukiziddwa
Yasangayo malayika eyo gye yaziikwa
Ewala mu magombe
Eyamuwa n’amawulire ago nti genda
Obagambe nti yazuukiziddwa
Ye nnyimbe ntya nze?
Paul omuyimbi n’agamba ntya?
Kino kya mukisa nnyo era
Buli mubatize asaana ajaganye
Oh ddembe ddembe
Lunaku lwa ddembe ddembe
Ŋenda okutema omuziki
Awo anaavunaana ayambala mangu
Munywe nnyo mulye nnyo
Muyimbe nga musaakaanyiza waggulu
Era mwatule nti amazuukira
Lunaku lwa ddembe ddembe

Kati no tuyimbe
Nga tusaakaanyiza waggulu
Nti mirembe mirembe
Mukama waffe okuva e magombe
Aah ye wuuyo ayambadde obutafa
Era okuva e magombe
Ddala mirembe mirembe
Mukama waffe okuva e magombe
Ate kitalo nnyo, laba abakafiiri
Ate bwe bafutubbadde
Okwo kulimba bulimbi era ako
Bakaabya kajanja bujanja
Kale kitalo nnyo
Laba abakafiiri bwe bafutubbadde
Ebyo bye bafutubbadde
Baabifutubbala dda dda dda dda
Oh kitalo nnyo
Laba abakafiiri ate bwe bafutubbadde!
Baleke gwe ne befuttubbaza
Ffe ssi twakalaba abefutubbaza
Wamma ffe tuyimbe
Nga tusaakaanyiza waggulu
Nti mirembe mirembe
Mukama waffe okuva e magombe
Tuyimbe, nga tusaakaanyiza waggulu
Nti mirembe mirembe
Era buli mubatize asaana ajaganye
Ddala ffe tuyimbe
Nga tusaakaanyiza waggulu
Nti mirembe mirembe
Era buli mubatize asaana ajaganye
Ddala ffe tuyimbe
Nga tusaakaanyiza waggulu
Nti mirembe mirembe
Era buli mubatize asana ajaganye

Read Ekijjankunene Part 1 Lyrics by Paul Kafeero

Share: Paul Kafeero – Mukama Waffe Lyrics

📣 Do you find Musiclyfer useful? Follow us on Facebook(@musiclyfer) and stay updated.

TAGGED: Paul Kafeero Lyrics
Share this Article
Facebook Twitter Whatsapp Whatsapp Telegram Copy Link
Previous Article Paul Kafeero Ekijjankunene Part 1 Lyrics by Paul Kafeero
Next Article Paul Kafeero Walumbe Zaaya Lyrics by Paul Kafeero
Leave a comment

Leave a Reply Cancel reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Top Chart

Liam Voice
Dear Bestie – Liam Voice
Music
Mutima by An Known Prosper
Mutima by An-Known Prosper
Music
Matayo Allan Hendrik
Matayo – Allan Hendrik
Music
An Known
Taata by An-Known – Mp3 Download
Music

Trending

Liam Voice
Dear Bestie – Liam Voice
Music
Mutima by An Known Prosper
Mutima by An-Known Prosper
Music
Matayo Allan Hendrik
Matayo – Allan Hendrik
Music
An Known
Taata by An-Known – Mp3 Download
Music
Kansalewo by Sheebah
Sheebah Karungi – Kansalewo
Music
most followed TikTok content creators 1
The 18 most followed TikTok content creators in Uganda 2023
Blog
Zig Zag Fred Owens
Fred Owens Zigi Zaga Mp3 Download
Music
Zzina Awards 2022
Zzina Awards 2022: See the full winners list
News

Top Lyrics

Majje lyrics Azawi ft Fik Fameica
MAJJE Lyrics by Azawi ft. Fik Fameica
Lyrics
Seen Don Lyrics by Ronald Alimpa
Seen Don Lyrics by Ronald Alimpa
Lyrics
TUBATIISA Azawi mp3 image
Azawi – Envision Lyrics
Lyrics
Tujune by Bobi Wine Mp3 Download
Tujune Lyrics by Bobi Wine
Lyrics
Kanzunzu by Fik Fameica
Kanzunzu Lyrics by Fik Fameica
Lyrics
Nkufeelinga Lyrics
Nkufeelinga Lyrics by Ykee Benda ft Chembazz
Lyrics
Ogwo munanansi by Fabie Eraikie
Munanansi lyrics by Fabie Eraikie
Lyrics
Kimuli Kyange Mudra ft Vinka
Kimuli Kyange Remix (Lyrics)-Mudra ft Vinka
Lyrics

You Might Also Like

Paul Kafeero
Lyrics

Emikwano Mizibu Lyrics by Paul Kafeero

February 2, 2023
Paul Kafeero
Lyrics

Nantabuulirirwa Lyrics – Paul Kafeero

October 31, 2022
Galenzi Mwe Lyrics by Paul Kafeero
Lyrics

Paul Kafeero – Galenzi Mwe Lyrics

September 4, 2022
Paul Kafeero
Lyrics

Paul Kafeero – Gwemwandabira Lyrics

April 12, 2022
Subscribe to Our Newsletter

Subscribe to our newsletter to get our newest articles instantly!

Follow US

© 2022 Musiclyfer

  • Cookies Policy
  • Privacy Policy
  • Terms and Conditions
  • Tip Us

Removed from reading list

Undo
Welcome Back!

Sign in to your account

Lost your password?