Pallaso - Yegwe

Pallaso – Yegwe Lyrics

Wandekamu lock
Nash Wonder
Wandekamu lock

Face ya malaika
Akabina kwekali
Olabika bulungi osanidde omanye
Nti level gyewawanika eyo yeri mubire
I’ve seen them coming
And i’ve seen them go

Living life like it’s an everyday dream
‘Cause ever since I found you
I found my friend
Wafuuka wamunda tokyali wabbali
Ekimuli ku mmeeza yange

Nze gwenasiima yo mu bangi yegwe..
Nina ensonga zange
Nze gwenasiima yo omulungi yoono
Gwe kimuli kyange
Nze gwenasiima yo mu bangi yegwe..
Nina ensonga zange
Nze gwenasiima yo omulungi yoono
Nenkuwa ebyaama byange

Ogw’omutima gwo tegulina kumenyebwa (Kumenyebwa)
Nebwolibera wa nze ndib’eno mwesigwa (mwesigwa)

You know I cancel anything
Just to come and see you
You name the place, name the time
And you gonna see me
Ne maama wo mugambe nti nja kujja yo mulabe
Mbera nina okumwebaza yanzalira omugole

Ebirungi olina ntoko
Bwewandabanga eNtinda gwe gwenali nga ko
Nze paasi najikombako
Siritunula mabega gwe gwenakomako

Nze gwenasiima yo mu bangi yegwe..
Nina ensonga zange
Nze gwenasiima yo omulungi yoono
Gwe kimuli kyange
Nze gwenasiima yo mu bangi yegwe..
Nina ensonga zange
Nze gwenasiima yo omulungi yoono
Nenkuwa ebyaama byange

Oli mulungi nkusubiza nti sirikyuka langi
Omutima gwo mulungi gw’oli wanjawuli kubangi shaa
Baby i’m nothing like any men you ever been through
I’ll put on the pieces that your heart was broken into
‘Cause even back in high school
I was always the cool dude
I’m nothing like any other love that ever come through

You need to give me time outside your time
So I can give you life outside your time
You wanna be loved like never before
Then you should love me like never before

Have you ever loved, to the point where love
Just can not be enough
Have you ever loved, to the point where diamonds
Just can not be enough

Nze gwenasiima yo mu bangi yegwe..
Nina ensonga zange
Nze gwenasiima yo omulungi yoono
Gwe kimuli kyange
Nze gwenasiima yo mu bangi yegwe..
Nina ensonga zange
Nze gwenasiima yo omulungi yoono
Nenkuwa ebyaama byange

Ogw’omutima gwo tegulina kumenyebwa (Kumenyebwa)
Nebwolibera wa nze ndib’eno mwesigwa (mwesigwa)

Wonders Just

Correct lyrics

📣 Do you find Musiclyfer useful? Follow us on Facebook(@musiclyfer) and stay updated.