Otutwala Wa Walumbe Lyrics by King Saha
Otulaza wa?
Otulaza wa?
Otulaza wa?
Yiii otulaza wa?
Hmmm otulaza wa?
Hmmm, hmmm
Oooh aah
Otutwala wa?
Otutwala wa?
Otutwala wa Walumbe?
Otutwala wa?
Otutwala wa?
Otutwala wa Walumbe?
Otutwala wa Walumbe?
Eyo ewatali kuyimba
Otutwala wa Walumbe?
Otulese obwana bwaffe baabuwe
Otutwala wa Walumbe?
Gwe atalumwa ng’olaba buli omu akaaba
Twakukolaki Walumbe?
Kubanga otulese mu mabwa baabuwe
Walumbe oli mubbi waddala
Osazeewo buli omu alumwe
Tugambe oba oyagala maja
Tusonde tukuwe otuleke tukule
Tugambe toyagala kuzaala
Kuba bwe tubazaala tusaba bakule
Mukama tupanga otulaba
Plan zaffe ne tuzikuwa
Kye tusaba otutaase Mukama
Yiii naye Mukama lwaki?
Omujaasi wange n’afa amangu atyo!
Bwe twali tupanga ebyomumaaso
One love
One love until we meet again
One love
One love I need to see you again
One love
One love until we meet again
One love
One love I want to see you again
Oyo Radio
Bwe nawulira ku Radio, eeh
Oyo Radio
Ng’ayimba n’okusinga radio
Maama Radio
Otulese bubi Radio, uuh
Buli omu mu ddiini yo saba
Sabira ku Radio
Munnange sabira
Ne famire ya Radio
Munnange Mukama…
Tukwasizza Radio
Mukama yegwe amanyi
Tukwasizza Radio
Mulamuze kisa soldier
Tukwasizza Radio
Tukwasizza Radio Moses
Muyambe nga bwe wayamba Moses
Hmmm, Almighty Jah
Save our soldier
Read Kimuli Kyange Lyrics by King Saha & Weasel Manisal ft Sizza
Share Otutwala Wa Walumbe Lyrics by King Saha
📣 Do you find Musiclyfer useful? Follow us on Facebook(@musiclyfer) and stay updated.