Omwana Wabandi Lyrics by King Saha

Mukwate kwata gwe
Mmmmh
Nkugambye mukwate kwata
Bw’aba wuwo
Munyweeze

Oyo akwagala avaayo n’akulwanirira
Omuntu akwagala talikutuuza mu nzikiza
Yadde mu nzikiza
Akuwaana ng’era akulaba
Takubaakuba kuba yamanya gwe tokubwa
Talikuteeka mu jjengo
Talikugatta n’abo mu mulengo
Teyesimbaawo
Oba omuwe oba omugaane
Bw’aba wuwo era

Mukwate ng’omwana wa bandi
(omwana wa bandi)
Mukwate tomuganya kugwa bambi
(omwana wa bandi)
Mukwate ng’omwana wa bandi
(omwana wa bandi)
Mukwate tomuganya gguba bambi
(omwana wa bandi)

Tomukuba miggo ooh ooh
Tomutiisa maaso ooh ooh
Ssi bya ndiba nti byo biiso ooh eeh
Bye mwateesa edda
Bye mulina okunyweza ebyo
Ng’agatta bw’ogatta
Bwe mujja okufissaawo
Laavu bw’ogipambana
Iyiiii! naye ekupambana
Munnage nyweza gw’olina
Omuleka agenze tolina

Mukwate ng’omwana wa bandi,
Mukwate
(omwana wa bandi)
Mukwate tomuganya kugwa bambi
Nkugambye mukwate
(omwana wa bandi)
Mukwate ng’omwana wa bandi
Munyweze
(omwana wa bandi)
Mukwate tomuganya gguba bambi
Omwana mutwale
(omwana wa bandi)

Muleke abirye
Yaguma nnyo asabe ofune (ng’alya)
Muleke afune
Teyajja mu laavu kuba adibye (apaana)
Buli lw’omumissinga
Omukubiranga ko ne mu chatinga
Toli mu loosinga
Ng’omu laavinga ate n’ocaringa
Abaayo nga yesunga
Okomewo ewaka nga wetisse era
Omwana bw’akuume eka
Oluusi nootadda alinda eka
Asigalayo ng’akuuma eka
Ng’akulindidde eka

Gwe mukwate
Gwe mutwale
Eeh eeh
Mutwale

Gwe mukwate
Nkugambye mukwate
Eeh eeh
Munyweze
Eeh eeh
Aah aah
Omwana mutwale
Mutwaleyo

Read Sembera Lyrics by King Saha

Share Omwana Wabandi Lyrics by King Saha

📣 Do you find Musiclyfer useful? Follow us on Facebook(@musiclyfer) and stay updated.