Omwana Wabandi Lyrics by Daddy Andre

Andre on the beat
Eh rara

Nyiikira kunyweza gear
Yenze ttaano ngya kugoberera
Tokola bya kiyaaye dear
Omukwano ngya kufukirira
Onkubisa nnyo nga beer
Eno obwongo obutaggulula
Togabanga ebyange I fear
Guno omutima gwange ojja kugulumya
Tolina kunnumya
Omutima gwange ewuwo gye gukoma
Nange eno sirina kulumya
My only love sirina kulumya

Kuba oli mwana wa bendi
Oli mwana wa bandi
You know I no go do you one, two
Oli mwana wa bandi
Kuba oli mwana wa bendi
Oli mwana wa bandi
You know I no go do you one, two
Oli mwana wa bandi

Nze ne bw’onsanga wa
Owange mba mulowoozaako
Ne bw’omusanga wa
Omutima gubeera wamu eno
Taleeta mitawaana
Kuba we make a good combination
Omukwano angabirira
Mulabirira
Tolina kunnumya
Omutima gwange ewuwo gye gukoma
Nange eno sirina kulumya
My only love sirina kulumya

Kuba oli mwana wa bendi
Oli mwana wa bandi
You know I no go do you one, two
Oli mwana wa bandi
Kuba oli mwana wa bendi
Oli mwana wa bandi
You know I no go do you one, two
Oli mwana wa bandi

Oli mwana wa bandi
By’okola, mitawaana
Oleeta mitawaana
Gwe baby nno
By’okola, mitawaana
Oleeta mitawaana
By’okola, mitawaana
Oleeta mitawaana
Gwe baby nno
By’okola, mitawaana
Oleeta mitawaana

Kuba oli mwana wa bendi
Oli mwana wa bandi
You know I no go do you one, two
Oli mwana wa bandi
Kuba oli mwana wa bendi
Oli mwana wa bandi
You know I no go do you one, two
Oli mwana wa bandi

Uh baby
Uh baby
You know I love you
Uh baby
Black Market Records
Uh baby
Andre on the beat
Uh baby
Uh baby
Uh baby
Uh baby

Read Now Lyrics Daddy Andre ft. Spice Diana

Share Omwana Wabandi Lyrics by Daddy Andre

📣 Do you find Musiclyfer useful? Follow us on Facebook(@musiclyfer) and stay updated.

Share this

Newsletter Updates

Enter your email address below to subscribe to our newsletter

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *