Omukyala Bwaba Yekyanze Lyrics – Bobi Wine

Intro
Well this is the Bobi Wine Edutainment
It’s not a dedication to you
It’s a dedication to guys like youu
Remember behind every successful man
There is a strong woman with a noble character
Take me for example (boss)

Verse 1
Waliwo ensonga zenandyagade mbatabile mu
Mbabuze nebibuzo mu byedilemu
Basajja banange nga tuze wamu netukomye obuswavu kale
Omukyala gwolina ewaka ye mama wa baana bo
Yakyusa namanya kati yeyita gago
Naye kati gwe olinga agamba nti bwewamufuna
Kati tokyamwaguya
Siganye gwe nanyini maka era gwe boss kale
Talina nakubuza bibuzo kale
Nae manya muli kiluma era bwalyenyiwa lumu ajakuduka

Chorus
Omukyala waba nga yekyanze gwe muze mukyama mwesotinga
Kuba munange wotakikola kiba kiswaza nebazadde bo obera obawebudde
Omukyala wakunobangako gwe nonyeleza ensonga kwavudde awette
Kuba munange bwotajimanya negwolifuna waliyitira era awete

Kyabutonde abasaja olusi tusoba ebali
Nebakukwata na ka meseg mu simu
Nae ngomusaja ayagala mukyalawe mubutufu olina kwenenya
Olusi tuba negulumu elyekivubuka nti kali wetta nga mpassa omulala bawala banji abakwetanila
Nae munywanyi kankubuze kino
Noyo omukyala gwofunye ebbali abakukeneka
Kubyalaba byokola gwolina ewaka talikwesiga
Kubanga amanyi bwolimuwassa nae bwegutyo
Ffe bano abakyala tubalaba nga abaana abato nayewakulekawo yegwe afuka omuto notuka nokunyumya Ebikuswaza mu bantu ngoyanjala ngalo nti agenze
Nze akana kange ka shalom akato wenjagala bakayise wempisa mama wako kuba mazima dala muli Kiluma ngomwana wo gwebajolonaga batyo

Chorus
Omukyala wabera nga yekyanze gwe muze mukyama mwesotinga
Kuba munange wotakikola kiba kiswaza nebazadde bo obera obawebudde
Omukyala wakunobangako gwe nonyeleza ensonga kwavudde awette
Kuba munange bwotajimanya negwolifuna waliyitira era awete
Munowo bwaberanga yekyanze gwe muze mukyama mwesortinge
Kuba munange wotakikola kiba kiswaza nebazadde bo obera obawebudde
Omukyala wakulekangawo gwe nonyeleza ensonga kwavudde awette
Kuba munange bwotajimanya negwolifuna waliyitira era awete

Yes man remember dat brother coz every time u don’t use ur brain all of us take the blame as men
And ‘member you can only tell a real man by the wah he handles his disappointments

Real man don’t fight up a woman
Real man don’t beat up a woman
Real man don’t put family affairs in a public eye

Mazima lowoza ku nganda zomukazi nezizo
Emikwano gyo mukazi nejijo
Ekitibwa kye ngo mukyala okisula mubantu gwe bwomwanika
Abantu kunsi bonabona tewali atukilide nawe binji kugwe byasilikide
Nae gwe buli kyali okyanise kale toswala sebo
Muno wo awulira bingyi naye nasirika
Bamukwana bangyi nabaleka
Naye gwe gwasubira omuwa essanyu ate gwe amulabya enaku
Gwe bwonyiga oyanguyibwa okukuba
Kamama okasamba nokakuba
Empisa ezo tata yangana ozikola kyovolaba nganina anfumbila

Omukyala wabera nga yekyanze gwe muze mukyama mwesotinga
Kuba munange wotakikola kiba kiswaza nebazadde bo obera obawebudde
Omukyala wakunobangako gwe nonyeleza ensonga kwavudde awette
Kuba munange bwotajimanya negwolifuna waliyitira era awete
Munowo bwaberanga yekyanze gwe muze mukyama mwesortinge
Kuba munange wotakikola kiba kiswaza nebazadde bo obera obawebudde
Omukyala wakulekangawo gwe nonyeleza ensonga kwavudde awette
Kuba munange bwotajimanya negwolifuna waliyitira era awete

Agenze… muwengekitibwa kale

📣 Do you find Musiclyfer useful? Follow us on Facebook(@musiclyfer) and stay updated.