Jamal WasswaJamal Wasswa
Oba Wuwo Lyrics by Jamal

Intro
Mmmm… ooh ooh!
Moses omugambe, n’abo bona mubagambe

Verse 1
Lwaki onsibako akanyaanya
Emikwano gyona ogenda ogigamba
Mbuno ssebo, nze natwaala ebintu byo
Mbuno ssebo, nze natwaala omukyala wo eyali akwagala enyo
Nenkuleka ng’otaawa…
Notomanya omwana nasanga ng’akaaba,
Nze nemusuubiza obutaddamu kukaaba
Omwana nasanga ng’anyiize
Nze nemubulira mbu taliddamu kunyiiga
Kati ogenda ogamba abantu tomanya
Oh oh oh… nina kyembuuza

Chorus
Oba wuwo, kulwaki nze anjagala? (Oba wuwo)
Oba wuwo, kulwaki nze bwenvaawo akaaba? (Oba wuwo)
Oba wuwo, kulwaki nze ammatila nyo? (Oba wuwo)
Oba wuwo, kulwaki nze anjagala nyo ssebo? (Oba wuwo)

Verse 1
Nze okuva lwenamufuna oli omwana mwagala nyo ssebo (mwagala nyo ssebo)
Naye anjagala kuba abeera angamba, kati yig’essomo
Tebaagala bakyala ate nebabalekawo ssebo (nebabalekawo ssebo)
Kyimanye teri mukyala adiba, wadde ng’afaanana atya tebula amwagala
Kale nange kamugambe kuba yamukoowa, ah ah!
Nange mundeke mugambe, kuba omwana mwagala nyo, eh yeah yeah!
Sikibilibilibilibilibiliba…
Nange kamugambe, ye wange, mwagala nyo yewange

Chorus
Oba wuwo, kulwaki nze anjagala? (Oba wuwo)
Oba wuwo, kulwaki nze bwenvaawo akaaba? (Oba wuwo)
Oba wuwo, kulwaki nze ammatila nyo? (Oba wuwo)
Oba wuwo, kulwaki nze anjagala nyo ssebo? (Oba wuwo)

(Instrumental Interlude)

Repeat Verse 1
Lwaki onsibako akanyaanya
Emikwano gyona ogenda ogigamba
Mbuno ssebo, nze natwaala ebintu byo
Mbuno ssebo, nze natwaala omukyala wo eyali akwagala enyo
Nenkuleka ng’otaawa…
Notomanya omwana nasanga ng’akaaba,
Nze nemusuubiza obutaddamu kukaaba
Omwana nasanga ng’anyiize
Nze nemubulira mbu taliddamu kunyiiga
Kati ogenda ogamba abantu tomanya
Oh oh oh… nina kyembuuza

Chorus
Oba wuwo, kulwaki nze anjagala? (Oba wuwo)
Oba wuwo, kulwaki nze bwenvaawo akaaba? (Oba wuwo)
Oba wuwo, kulwaki nze ammatila nyo? (Oba wuwo)
Oba wuwo, kulwaki nze anjagala nyo ssebo? (Oba wuwo)

Submit lyrics

📣 Do you find Musiclyfer useful? Follow us on Facebook(@musiclyfer) and stay updated.