Nze Mutuufu Lyrics by Eddy Kenzo

Tweyagale
(I say)
Tweyagale
Tweyagale
(Haa!)
Wuuyo omwana Loola
Eeeh Loola

Ababadde bakkaabya
Ky’ekiseera obetegule (manti)
Manti manti gwe afunye asinga
Muntu wange weebale okujja
Ebisigadde bindekere
Bindekere
Mbikumalire
Tu tu!

Laba toliddamu tolidda
(eeh eh)
Kkaaba
(Nze mutuufu)
Toliddamu tolidda
(eeh eh)
Kkaaba
(Nze mutuufu)
Njagala nkwate buwere
(eeh eh)
Nga mwana
(Nze mutuufu)
Maama saagala ojule
(eeh eh)
Kkaaba
Nze mutuufu

Bino Mukama by’atera agera
Leero akugeredde bweso
Sinakindi mmambya by’asalabiita
Olabika wamwose buliro
Omuntu gwe wasanze ku nkya
Omusanganga n’olunkeera
Baamunaaza olweza
Olugattemu kayaayaana (yeah)
Nkugambye wakedde ne chance y’eno
Ekintu kye bayita omukisa ky’ekyo
Maama bukya ofunaafuna
Eno bbingwa diiru nnene
Saba saba kyonna ky’oyoya ofune
Siri mukopi mbu n’agula ffene
Oba bitanga basala bagisale
Olyemu kibumba ennyama tugigabe

Nze y’ono mu bufunze
Nzikiriza nkweyanjulire
Nze manyi okkola njiriba bitya
Ne mu city manyikiddwa
Ssente mba nayo
Ne lwezibuze ennyo nfunayo
Bwe mbeera n’abo nkaluba
So bwe mba naawe ŋŋonda bwenvu
Kati kkiriza tuzine
(tuzine)
Oba ka biere tukanywa tukanywe
(tukanywe)
Tunaddayo twetonde
(eh!)
Effujjo lituyinze
(hahaha)
Oyo atatwagala agende
Ebiwundu anyige
Anywe ssere oba kibwankula
Ssinakindi ka jjiribwa ku munyaanya

Toliddamu tolidda
(eeh eh)
Kkaaba
(Nze mutuufu)
Toliddamu tolidda
(eeh eh)
Kkaaba
(Nze mutuufu)
Yenze omwana w’abalungi
(eeh eh)
Yenze
(Nze mutuufu)
Oh stamina stamina
(eeh eh )
Yenze
Nze mutuufu
Tudde eka
Twendereye
Ab’ennugu
Leka ebalume
Tudde eka
Katweyagale
Ab’ennugu
(Banq Records haha)
Keebalume
Kusseim you don’t know
Big Talent we know say yeah
Eddy Kenzo ah yeah
Beta
Tweyagale
Tweyagale
Tweyagale
Tweyagale

See Also: Sango Lyrics by Eddy Kenzo ft. Martha Mukisa

Share: Nze Mutuufu Lyrics by Eddy Kenzo

📣 Do you find Musiclyfer useful? Follow us on Facebook(@musiclyfer) and stay updated.

Share this

Newsletter Updates

Enter your email address below to subscribe to our newsletter

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *