Nsazeewo Lyrics – Liam Voice

Ne leero nsazeewo
Nsumulule bye nnina mu nsawo
Kkiriza omukago
Nsazeewo nsukkeko ku nsalo, eh
Onjagadde bya ddala
Babe ombeeredde ng’omusawo
Kiba kya bulyazaamanya
Obutakuwa mukwano ka maama
Mmanyi ssi byangu gye tulaga
The journey seems to be tough
Kwatirirako you hold on my love
Wano wetulaga you need to be tough
Era ssi byangu ebikemo
They may take my love away
Batulemese you know to fly away, fly away

Related: Promise lyrics by Liam Voice

Leero nkuteekako akaweta kange, hmmm
Tufuuke omu muntu wange, eh
Leero nkuteekako akaweta kange, hmmm
Tufuuke omu muntu wange, hmmm

Oli ssaala gye yaddamu Katonda
Bwe yali akutonda yawuliriza
Omutima n’omwoyo munda, munda
Baby njagala ofune joy
Ndikwagala nga sirina na hit
Afazaali ndisima ttooyi (yeah)
Mmanyi ssi byangu gye tulaga
The journey seems to be tough
Wanirirako you hold on my love
Wano wetulaga you need to be tough
Era ssi byangu ebikemo
They may take my love away
Batulemese you know to fly away, fly away

Leero nkuteekako akaweta kange, hmmm
Tufuuke omu muntu wange, eh
Leero nkuteekako akaweta kange, hmmm
Tufuuke omu muntu wange, hmmm

Yes I do
Yeah
I do
I do babe
Ooh I do

Correct lyrics

📣 Do you find Musiclyfer useful? Follow us on Facebook(@musiclyfer) and stay updated.