Nsazeewo Aziz Azion

Bayira bayira bayira hahaha
Yariva yariva
Eeh eh, ooh oh
Shibirubirubi papala
Ooh ooh yeah
Palalala

Ŋŋenze n’ambiita
Abalala mbatadde temumanyi kwagala
Kaŋŋende n’ono
Gwempadde omutima
Emmeeme katale
Kyesiima kyegula
Abandi mundeke, temuntegenya

Mazima nsazeewo
Obe omuntu wange
Kakibeere ki
Nga gwe kyana kyange
Nsazeewo
Obe omuntu wange
Darling, mbeere wuwo nange
Ppaka mu bukadde
Babe, mbeere wuwo nange
Ppaka mu bukadde, eeh

Eeh yeah
You’re the best I’ll ever have
In this life I’m living
You give me better feeling
Akamwenyu n’otumwa
Baby I like the way you’re smiling
Shining like a diamond
Be my wife I be your better man
Be my moon I be your brighter day, oh
Oh yeah yeah

Mazima nsazeewo
Obe omuntu wange
Kakibeere ki
Nga gwe kyana kyange
Nsazeewo
Obe omuntu wange
Darling, mbeere wuwo nange
Ppaka mu bukadde
Babe, mbeere wuwo nange
Ppaka mu bukadde

Entunula otunula bulungi
Muwala oli nalulungi
N’erinnya kati ndikyusizza
Nkweyitira lya Nvannungi
Owange eh
Omukwano ompa mungi
Abakusumbuwa bagambe
Oli ne serulungi yenze

Mazima nsazeewo
Obe omuntu wange
Kakibeere ki
Nga gwe kyana kyange
Nsazeewo
Obe omuntu wange
Darling, mbeere wuwo nange
Ppaka mu bukadde
Babe, mbeere wuwo nange
Ppaka mu bukadde

Correct lyrics

More from us

📣 Do you find Musiclyfer useful? Follow us on Facebook(@musiclyfer) and stay updated.